Jump to content

Ebinnyonnyozo by'Omukka(Properties of a Gas)

Bisangiddwa ku Wikipedia
A graph showing properties of gas

Okusinziira ku nzivuunulo ya Muwanga , "omukka ky'ekyo ekizimbulukuka okubugaana obubangirivu bw'ekiterekero mwe kiba kiteekeddwa mu kyenkanyi"(Gas is a substance which expands to fill uniformly the volume of any contaniner in which it is placed.

"Ebinnyonnyozo by'Omukka"

          (Properties of  Gas)

(a)Obubangirivu(Volume). Kino ky'ekibangirizi oba ebbanga eribuganyeemu omukka>(space occupied by a gas).

(b)Enzitoya(Mass). Guno gwe mugatte gw'enzitoya y'obuziba bwonna oba obuzitoya(molecules) obukola omukka.(the total mass of all the atoms or molecules making up gas).

(c) Obukwafuwavu(Density).Eno y'enzitoya y'omukka buli namungina y'obubangirivu(the mass of a gas per unit olume).

(d) Akanyigirizi(Pressure). Akanyigirizi eba mpalirizo buli namunigina y'obwagaagavu ku busimbe bwa safeesi obw'ekiterekero omubugaaanye omukka.( the force per unit area acting perpendicular to the surface of the container holding the gas). Akanyigirizi kapimibwa mu "nnannyigirizi" buli miita eza kyebiriga .

(e)Obwoki(Temperature)Obwoki kipimo kya kwokya oba okunnyogoga gw'ekintu.Okupima obwoki tukozesa "ekipimabwoki(thermometer).