Jump to content

Ebireetamaanyi(Carbohydrates)

Bisangiddwa ku Wikipedia
Carbohydrates

Ebireetamaanyi

     (Carbohydrates)


Emmere eya sitaaki (Starches) ne sukaali(sugars) ze zikola ebireetamaanyi , emmere esinga okuvamu amaanyikasoboza (energy) agetaagibwa omubiri okukola egyagwo , ntegeeza mutereezabulamu(body metabolism).

Ebireetamaanyi(. Carbohydrates ) bivaamu namunigina z’amaasoboza(energy units), eziyitibwa kkaloli (calories) ekitundu kimu kya kubiri mu bamerika ate n’evaamu ebitundu bina bya kutaano ebya kkaloli mu ddayate(diet) y’abafirika n’abo mu Aziya.

Emmere engagga mu bireetamaanyi(carbohydrate-rich foods ) ate era ze zisinga okuvaamu ebizimbamubiri(proteins) mu bitundu by’ensi ebisinga. Muno mulimu Omukyeere., eng’ano, kasooli, ne lumonde .

Bivudde mu kitabo: Essomabiramu(Biology) , ekya Muwanga