Jump to content

Ekizimba

Bisangiddwa ku Wikipedia
(Oleetedwa wano okuva ku Ebizimba)
ekizimba

Ekizimba ekyogerwako wano,[[1]] kijjawo ng'amasra geekung'aanyizza mu mubiri. Obubonero okulabirwa ekizimbwa bwe buno: okumyukirira, okulumizibwa, okubuguumirira n'okuzimba omuntu n'awulira nga mu kifo ekyo mulimu ekintu ekiringa amazzi agajjuddemu. Okumyukirira kutera okusaasaana okwetooloola awali ekizimba.

Ebireeta ebizimba

[kyusa | edit source]

Ebizimba bitera kuleetebwa bacterial infection [4] Kitera okuba nti bateria nnyingi ezitera okwegatta ekizimba ne kiryoka kijja. Mu Amerika ne mu nsi endala mu nsi, bacteria etera okuleeta obulwadde buno ye methicillin-resistant Staphylococcus aureus.[1] Tekitera kuba nti parasites zireeta ebizimba naye kino bwe kibaawo, kitera kubeerawo mu nsi ezikyakula. Ekizimba kitera kukeberwa okusinziira nga bwe kifaanana oba okusala ekitundu ekyo ne balaba ekiri munda. Oluusi basobola okukuba ekifaananyi mu kifo ekyo okwongera okwekkaanya ekiri munda bwe kiba nti amaaso omusawo tegamumalidde. Ekizimba bwe kiba nga kikutte mu bitundu eby'emabega awafulumirwa, bakozesa kifaananyi mu kompyuta okukebera ekizimba ekyo.

Ebizimba ebikwata ku lususu ensangi zino bingi. Ebizimba eby'engeri eyo bitera okugambibwa ng'ebiva ku kukozesa eddagala. Mu Amerika ne Australia, abantu bangi abagambibwa okugenda mu malwaliro nga bakwatiddwa ebizimba eby'engeri eyo.

Ebizimba

[kyusa | edit source]

Buno obulwadde bw’ebizimba oba obulwadde bw’amayute, laba omusawo ate era kozesa neku ddagala nga lino.

  1. Katunguluccumu
  2. Eniimu
  3. Eppaapaali

<ref:Allium Sativum/>; <ref:Azadirachta indica/>; <ref:Carica papaya/>