Ebyenfuna ng'ekintu eky'ebyafaayo(Historical materialism)
Appearance
Okusinziira ku Charles Muwanga , ekigereeso ky'ebyenfuna nga ekintu eky'ebyafaayo, kigamba nti embeera z'ebyanfuna eziriwo ze zivaamu embeera z'ebyanfuna eziddawo.
Kino kitegeeza nti embeera z'ebyanfuna ezizze zibaawo ze zibadde ziviirako enkyukakyuka zonna ez'ebyobufuzu n'ebyenfuna.
Embeera z'ebyenfuna za byafaayo oba ka tugambe nti embeera z'ebyenfuna kintu kya byafaayo kubanga embeera z'ebyenfuna ezibaddewo mu byafaayo zirina akakwate n'embeera z'ebyenfuna eziriwo kati.
Ekyo kye kigereeso ky'ebyenfuna nga ekintu eky'ebyafaayo(historical materialism).