Eddwaaliro lya Kitgum
Template:Infobox hospitalKitgum Hospital, ddwaliro lya Gavumenti erisangibwa mu Mambuka ga Uganda. Liweereza ng'eddwaliro lya Ddisitulikiti ye Kitgum.
Ekifo
[kyusa | edit source]Eddwaliro lino lisangibwa mu kibuga kye by'obusubuzi ekyawakati ekya Kitgum kilomita 435 (270mi) ku luguudo mu mambuka ga Kampala ekibuga ekikulu era ekisinga obugazi mu Bugwanjuba wa Africa eyo.[1] Kino kiringa kilomita 102 (63mi) ku luguudo , mu Bukiika ddyo bwa Gulu, ekibuga ekisinga obugazi mu Mambuka ga Uganda.[2] Eddwaliro lya Kitgum etudde ku buwanvu bwa: ddiguli 3.17'39.0"N, 32.52'52.0"E (Latitude: 3.294167; Longitude: 32.88111).[3]
Okulambika okutwaliza awamu
[kyusa | edit source]Eddwaliro lya Kitgum ddwaliro lya lukale, eryatandikirwawo mu 1934. Ekigendererwa kyalyo kwe kuweeereza ng'eddwaliro lya Ddiditulikiti ye Kitgum n'ebitundu ebiriraanyewo.Abalwadde abawerako bajanjabibwa okuva mu bitundu nga Abim, Agago, Kabong, Kotido, Lamwo, Nwoya ne Pader. Omuwendo gw'abalwadde abasinga obungi bava ku muliraano e South Sudan.[4] Kino kitadde akazito kanene ku bikozesebwa mu ddwaliro nga mwe muli ebbulwa ly'abasawo, ensasulwa ento ssaako n'ebizimbe obutamala n'ebikozesebwa ssaako n'ensimbi ezitamala.[5]
Laba n'ebino
[kyusa | edit source]- Hospitals in Uganda
- Health in Uganda
- St. Joseph's Hospital Kitgum
- ↑ Template:Google mapshttps://www.google.com/maps/dir/Mulago+Hospital,+Kampala/Kitgum+Hospital,+Kitgum/@1.8170693,31.0273716,8z/data=!3m1!4b1!4m14!4m13!1m5!1m1!1s0x177dbb0f51509de1:0xea12334542674d8c!2m2!1d32.5761312!2d0.3380637!1m5!1m1!1s0x1773efec0948aa2b:0xad55ef74049c0ddd!2m2!1d32.8812754!2d3.2940019!3e0
- ↑ Template:Google mapshttps://www.google.com/maps/dir/Gulu+Hospital,+laro+division,,+Gulu/Kitgum+Hospital,+Kitgum/@3.036879,32.330127,10z/data=!3m1!4b1!4m14!4m13!1m5!1m1!1s0x1771a6380734a02f:0xfe5e661adf82ad04!2m2!1d32.2984425!2d2.7776119!1m5!1m1!1s0x1773efec0948aa2b:0xad55ef74049c0ddd!2m2!1d32.8812754!2d3.2940019!3e0
- ↑ Template:Google mapshttps://www.google.com/maps/place/3%C2%B017'39.0%22N+32%C2%B052'52.0%22E/@3.2941271,32.8815271,17z/data=!4m2!3m1!1s0x0:0x0
- ↑
{{cite web}}
: Empty citation (help)http://ugandaradionetwork.com/a/story.php?s=60388 - ↑
{{cite web}}
: Empty citation (help)http://www.newvision.co.ug/news/628557-kitgum-hospital-a-facility-falling-apart.html