Jump to content

Ekifuulannenge(Inverse)

Bisangiddwa ku Wikipedia
Ekifuulannenge

Ekifuulannenge Muwanga akiyita kukola kintu mu ngeri eya kikontana oba okusulika ekintu. Ekifuulannenge kiringa kasulike (reciprocal).Omulamwa gwa kifuulannenge gweyambisibwa mu sayansi n'ekibalangulo mu ngeri ez'enjawulo nga bwe tunaalaba mu maaso.