Ekigaji ddagala
Endabika

Ekigaji ddagala era abantu balirima, ate ebimu ebigaji bikulira mu’nsiko. Ekigaji kiwonya enndwadde nga zino,
- Okwokebwa kw’ebintu nga omuliro n’amasanyalaze Burns
- Ekiddukano Diarrhoea
- Ekiddukano ky’omusaayi Dysentery
- Omusujja gw’ensiri Malaria n’endala nnyingi.
<ref:wwf/lvceep/> <ref:liliaceae/>