Jump to content

Ekintu obutalwa mu lubuto

Bisangiddwa ku Wikipedia

Ekintu obutalwa mu lubuto

[kyusa | edit source]

Kye kitegeeza

[kyusa | edit source]

Ekintu obutalwa mu lubuto[[1]] kwe kukaluubirizibwa mu kutereka ebintu mu lubuto okuleetebwawo olwokuba n'obuzibu ku kyenda ekitono.

Ebireeta ekizibu kino

[kyusa | edit source]
  • Ekisinga okuviirako kino kwe kuddukana okuviirako omuntu okuggwamu amazzi n'okukendeera mu buzito bw'omubiri.
  • Ebiseera ebisinga era kiva ku kulongoosebwa kw'ekitundu ekinene ku kyenda kino.
  • Ekirala ekireeta ekiizibu kino kuliko omuntu okuzaalibwa ng’alina ekizibu ku kyenda ekitono.

Obubonero

[kyusa | edit source]

Obubonero obulala kuliko:

  • Ekikeeto,
  • Obukoowu n'ebirala

Enzijanjaba

[kyusa | edit source]
  • Obujjanjabi kuliko nga:
  • Okukyusa ku by'enda y'omuntu
  • Okunywa eddagala
  • Okulongoosebwa
  • Omuntu ono alina okulya ebintu nga birimu omunnyo mutono nnyo
  • Okulya ekitono.
  • Obutalya bintu bya masavu n'ebirala.

Ekifaananyi

[kyusa | edit source]

Ekintu obutalwa mu lubuto kibaawo mu bantu basatu ku buli kakadde k'abantu mu mwaka. Kiteeberezebwa nti abantu 15,000. Mu United States of America bakosebwaa embeera eno wadde nga kitwalibwa ng’obulwadde obutatera kulabika nnyo. Ebitongole eby’enjwaulo bivuddeyo okulwanyisa embeera eno nga bigaba eddagala.

Ebijuliziddwa

[kyusa | edit source]
  1. Pironi, L (April 2016). "Definitions of intestinal failure and the short bowel syndrome.". Best practice & research. Clinical gastroenterology. 30 (2): 173–85. PMID 27086884.
  2. "Short Bowel Syndrome". NIDDK. July 2015. Retrieved 20 October 2016.
  3. Ferri, Fred F. (2014). Ferri's Clinical Advisor 2015: 5 Books in 1. Elsevier Health Sciences. p. 1074. ISBN 9780323084307.
  4. "Short bowel syndrome", orphanet, February 2012, retrieved November 16, 2012