Ekipuluko

Bisangiddwa ku Wikipedia
Jump to navigation Jump to search

OKusinziira ku Muwanga mu kitabo kye "Essomansi" (Geography), ekipuluko luba lunyaafa (rupture) mu magombe g'enkulungo (the crust of a planetary-mass) nga Ensi yaffe omupuluka ebipuluko (lava) ,evvu ery'ebipuluka (volcanic ash) ,ebipuluko ebyokya (hot lava), n'omukka okuva mu bisenge eby'entabu ez'emagombe (magma chamber) mu buziba bw'enkulungo y'ensi.