Jump to content

Ekitambuzo(Mechanics)

Bisangiddwa ku Wikipedia
Ekitambuzo (mechanics)

Ekitambuzo , okusinziira ku Muwanga Charles, kiva mu kugattika(blending) ebigambo by'Oluganda "ekibalo ekitambuza ebitundu by'ensengekera"(the parts system).Tusobola okwogera ku:

(i) Ekitambuzo eky'omubiri(body mechanics)

(ii) Ekitambuzo eky'emotoka(Auto mechanics)

(iii)Ekitambuzo eky'ennyonnyi(aircraft mechanics)

n'okweyongerayo.

Unlike in ekibalangulo (mathematics), in physics (essomabutonde) therefore, “ekibalo” is a reference to the trio: Calculations, mathematics or science behind the operation or movement of something. So ekitambuzo is “the science, calculation or math “behind the movement of the parts of a body system or structure. The system could be any structure as a machine. We can hence talk of:

 Ekitambuzo ky’omubiri (body mechanics).

 Ekitambuzo ky’emotoka (the mechanics of a vehicle).

 Ekitambuzo ky’ennyonyi (the mechanics of a plane).

 Ekitambuzo ky’ekinyonyi (the mechanics of a bird).

This is what we mean when we talk of:

 Ekitambuzo ky’omubiri gw’omuntu (the mechanics of a human body), meaning “ekibalo ekitambuza ebitundu by’omubiri gw’omuntu”, that is, the mathematics and science behind the motion of the parts of a human body as a system(ensengekera).

 Ekitambuzo ky’eggaali (the mechanics of a bicycle) meaning ekibalo ekitambuza ebitundu by’eggaali ng’ensengekera, that is, the mathematics and science behind the motion of parts of a bicycle as a machine system (ensengekera).

 Ekitambuzo ky’ekigaali (the mechanics of a wheel barrow) meaning ekibalo ekitambuza ekisobozesa ebitundu by’ekigaali maanyi ga kifuba okuva mu kifo ng’ensengekera, that is, the science and mathematics behind the movement of a wheelbarrow.

 Ekitambuzo kya pikipiki (the mechanics of a motorcycle), meaning ekibalo ekitambuza ebitundu bya pikipiki ng’ensengekera, that is, the mathematics and science behind the motion of a motorcycle as a system.

 Ekitambuzo ky’emotoka (the mechanics of a plane) meaning, ekibalo ekitambuza ebitundu by’emotoka ng’ensengekera, that is, the mathematics and science behind the motion or movement of a motorcar as a system.

 Ekitambuzo ky’ekinyonyi oba eky’ennyonyi (the mechanics of a bird or a plane as a system) meaning, ekibalo ekitambuza ebitundu by’ekinyonyi oba ennyonyi ng’ensengekera, that is, the mathematics and science behind the motion or movement of a bird or a plane as a system.

 Ekitambuzo ky’ennyonyi eya namunkanga ng’ensengekera (the mechanics of a helicopter as a system) meaning, ekibalo ekitambuza ebitundu bya namunkanga ng’ensengekera, that is, the mathematics and science behind the motion or movement of a helicopter as a system.

 Ekitambuzo ky’ennyonyi ey’amasukuma ag’ omukka (the mechanics of a jet plane) meaning, ekibalo ekitambuza ennyonyi esukumwa omukka ng’ensengekera, that is, the mathematics and science behind the motion or movement of a jet plane as a system.

“Ekitambuzo” ly’ettabi ly’essomabutonde erisoma “okuva” (motion). Omwana yenna arina okusikirizibwa okwagala essomo lino ery’ekitambuzo okuva nga muto kubanga “okuva” mulamwa mukulu mu buli kikolebwa mu nsi eya sayansi naddala mu kinonoozo (engineering).

Era nnyongerako nti ekitambuzo ttabi lya ssomabutonde erisoma ebyo ebibaawo nga empalirizo eteekeddwa ku kintu. Ekitambuzo n’olwekyo kye kisoma buli kyekuusiza ku kuva awamu n’enfulumya y’empalirizo okuyita mu nnyanguyirizi ezisookerwako.

Okunnyonnyola “okuva” kw’ekintu tekimala kulaga nti ekintu kitambudde nigi 10 okudda ku kkono wabula olina n’okulaga obworekero bwakyo; ntegeeza nti bwe kitambudde okuyita mu nigi ezo kyolekedde ludda ki? Eng’enda (velocity) yakyo n’entebenta (acceleration) ebadde etya? Okutegeera emiramwa egyo kyetaagisa okwekebejja empalirizo ezisibukako okuva. Enkyukakyuka ezijjawo mu kuva kw’ekintu zitondekebwawo mpalirizo eziwaliriza ekintu okukyusa ekifo we kibadde n’eng’enda, awamu n’entebenta yakyo mu bwolekero obugere.

Oba empalirizo ebadde kusindika kidduka, oba kusika kw’essikirizo (pull of gravity) oba emifumbi, ekikulu kwe kulaga ekipimo n’obwolekero bw’empalirizo eba eyogerwako, enzitoya yakyo (its mass) awamu n’embeera y’okuva ey’ekintu ekyo.

Bw’osindika ekidduka ekiri mu mugendo, oba okireetera okwongera ku misinde gyakyo ate bw’osika kivaamu okuyimirira, okusinziira ku bwolekero bw’empalirizo eba ekiteekeddwako.

Singa oteeka ejjinja wansi ku ttaka, empalirizo emu eteekebwa ku jinja lino, y’empalirizo y’essikirizo (gravity). Empalirizo y’essikirizo eba etebentesa ejjinja okudda wansi eri amakkati g’ensi singa tewabaawo ky’ekiiise mu kkubo lyalyo mu kukka wansi. Kyokka singa tuddira ejjinja lino ne tuliwanika ku mmeeza, terigwa wansi kubanga emmeeza eba eriwanirira nga esindika waggulu ku jjinja lino.

Omugogo gw’empalirizo zino guba mugogo gwa kikolwa n’ensindikano (action-reaction); Empalirizo ezenkanankana okuva ku njuyi eziba eza kikontana ku bintu bibiri eby’enjawulo ebikwataganye. Empalirizo ey’ensindikano (reaction force) okuva ku mmeeza eyitibwa empalirizo eya bulijjo (normal force) kubanga eri mu mbeera eya bulijjo, kapendikyula ku safeesi y’emeeza.

Ekitambuzo (Mechanics)

The simple English definition of “mechanics” is “the science and mathematics required for building a system (ensengekera) of parts that bring about motion in a machine”.

In Luganda, “motion” is “okuva”, movement is continous motion, and for animals like humans it is locomotion or the act of moving called okutambula. From “okutambula” we drive the Luganda concept ekitambuzo, which is Luganda for “machanics”. Don’t confuse the concepts “ekitambulizo” and “ekitambuz0”.

When you analyse the word “ekitambuzo”, it is formed by two Luganda words, “ekibalo” ekitambuza” ebitundu by’ensengekera (The math and science that moves parts of a system). Unlike in ekibalangulo (mathematics), in physics (essomabutonde) therefore, “ekibalo” is a reference to the trio: Calculations, mathematics or science behind the operation or movement of something. So ekitambuzo is “the science, calculation or math “behind the movement of the parts of a body system or structure. The system could be any structure as a machine. We can hence talk of: