Ekkajjolyenjovu

Bisangiddwa ku Wikipedia
Jump to navigation Jump to search

Guno muti era ebibajjo ebiguggyibwako bisobola okukola ng'eddagala mu kujjanjaba akafuba mu ngeri y'ekinnansi bwe ligattibwa n'akabombo akanaaba, emirandirag'akasaana, egy'eggirikiti, egy'olukindukindu, egy'ekyewamala,mukaliza wamu n'emirandira gy'akafugankande. Mu ddagala lino ffumbiramu omunnyo ogw'ekisula onywengako naddala nga libuguumirira.