Ekyelongooserezo ky'Ebiramu(the evolution of life)

Bisangiddwa ku Wikipedia

Okusinziira ku Kakensa Charles Darwin , ebiramu byonna byasibuka mu bulamu obwa wansi ennyo okutandika n'obulamu obusirikitu.

Olw'ekibalo kya Katonda ye ky'ayita ekibalo ky'obutonde, obulamu buzze bwelongoosereza n'okweyawulamu ebikula eby'enjawulo . Kino ky'ekiyitibwa "ekyerongooserezo ky'ebikula"(the evolution of species). Okkiriza nti ebiramu bizze byelongoosereza ( do yo believe that life has evolved )okuva mu bulamu obwa wansi ennyo okutuuka ku ndabika eriwo kati ? Gino gy'emiramwa gye wetaaga okukubaganya ebirowoozo ku mulamwa guno:

(i)Ekyerongooserezo ky'ebiramu(te evolution of life) (ii)Okwelongoosereza kw'ebiramu(the evolution of life) (iii)Okwelongoosreza kw'ebikula (the evolution of species) (iv)Ekyelongooserezo ky'ebikula (the evolution of species) (v)Ekikula(a Species) (vi)Enkula( mathematical shape, human character) (vi) Ebikula ("soecies" , plural of "a species") (vii)Okwolendobamu okw'obutonde(natural selection) (viii)Mu butonde , "Ekikula ekinafu kisaanawo"(in nature , the weaker species dies out)

Bivudde eri Muwanga Charles