Embizzi

Bisangiddwa ku Wikipedia

Embizzi kye kimu ku bisolo ebirundwa ewaka ng'ate zivaamu ssente eri abalunzi baazo. Akabizzi akato katundibwa wakati w'emitwalo etaano n'omukaaga. Embizzi ekulira mu bbanga lya myezi mukaaga. Agamu ku mannya agaatuumibwa ekisolo kino: ipsum (olw'enkula yaayo efaananako n'emmotoka ey'ekika kya ipsum), munaaba gookya, n'amalala mangi.