Emiramwa egyekuusiza ku kuva kw'ebintu

Bisangiddwa ku Wikipedia

Nga amateeka ga sayansi agavumbuddwa be gabaddewo okuva Katonda lwe yatonda ensi, egimu ku miramwa gya sayansi gye twetaaga gyekweese mu bigambo bino ebibaddewo okumala emyaka mu lulimi lwaffe oluganda:

• Okuva (motion)

• Omugendo (continuous motion, movement)

• Omugendo gw’amasanyalaze ( current)

• Omugendo gw’amasoboza ( movement of energy)

• Omugendo gw’ekitangaala (Light ray)

• Embiro (speed)

• emisinde (speed)

• Eng’enda (velocity)

• okutebentesa/okutebenta (to accelerate)

• Entebenta (acceleration)

• Entebentuka (decelaration)

• Okutolontoka (to increase momentum)

• Amateeka ga Netoni ag’okuva (omugendo) (Newton’s laws of motion.)

• Ekikolwa n’okuva mu mbeera(ensindikano) (Action and reaction )

• Amateeka g’okuva (the laws of motion)

• Ekikolwa (act)

• Ensindikano oba okuva mu mbeera (reaction)

IALI NGO yakkirizibwa omunoonyeyerezi Charles Muwanga okuweereza ebyo okuva mu nzivuunulo ze ez'enjawulo. N'awe yongerezaako Buganda egende mu maaso.