Jump to content

Emiramwa emifaanagavu(Synonyms)

Bisangiddwa ku Wikipedia
Synonym list in cuneiform on a clay tablet, Neo-Assyrian period
"Emiramwa emifaanagavu" era kiyitibwa "ebigambo  ebifaanagavu"(synonyms).Charles Muwanga akugamba nti gino gye gimu ku miramwa emifaanagavu gye wetaaga okumanya mu luganda olwa sayansi:

(i) Essomamalimiro = Ebyamalimiro (Agriculture)

(ii) Essomakubumba =Ebyokubumba(Ceramics)

(iii)Essomabuziba =Ebyobuziba (Chemistry)

(iv) Essomabuzimbe = Ebyobuzimbe=Essomabutonde(Physics)

(v)Essomabibira=Ebyebibira(Forestry)

(vi)Essomabulimi=Ebyobulimi(Crop husbandry)

(vii)Essomabulunzi = Ebyobulunzi (Animal husbandry)

(viii)Essomabwengula=Ebyobwengula (Astronomy)

(ix)Essomabulamu=Ebyobulamu(Health education and services)

(x)Essomabiramu = Ebyebiramu(Biology)

(xi)Essomabibuuka = Ebyebibuuka (Aeronautics)

(xii) Essomamalagala=Ebyamalagala (Medical practice education and services)

(xiii) Essomansolo = Ebyensolo (Zoology)

(xiv)Essomabimera=Ebyebiimera (Botany)

(xv)Essomabimuli=Ebyebimuli (Floriculture/ Horticulture)

(xvi)Essomabusawo=Ebyobusawo

(xvii)Essomabujjanjabi=Ebyobujjanjabi

(xviii) Essomabyamikono=Ebyemikono

(xix)Essomabusomesa=Ebyobusomesa (Pedagogic/ teacher training)

(xx)Essomabyanfuna = Ebyenfuna (Economics)

(xxi) Essomabusuubuzi =Ebyobusuubuzi(Business Studies)