Endiisa y'ebisolo

Bisangiddwa ku Wikipedia
Jump to navigation Jump to search

Endiisa y'ebisolo[kyusa | edit source]

Okuliisa ekisolo kyonna nga mwotwalidde enkoko, embizzi, ente,embuzi nebirala, bwetuba tuliisa ensolo ezo, tulina okuziwa emmere n'enva. Bino wamanga by'otwala ng'emmere ate era ne by'otwala okuba enva. Emmere tutwaliramu:

  1. omuddo ogw'essubi.
  2. Kyakyu.
  3. Ebiwata by'amatooke.

Ate mu enva, tutwaliramu bino:

  1. Ebibowabowa.
  2. Ensigo za pamba

Emmere n'enva bibeera ne kipimo. Emmere y'esinga obungi olwokukusa ensolo. Enva zo nga ntonotono olwokusobozesa ekisolo okuwoomerwa emmere gyekiridde. ^ref:wwf/lvceep/^