Jump to content

Enkola yabulungi bwansi mu uganda

Bisangiddwa ku Wikipedia

Kino bajajja ffe kyebakolanga kulwokutwala ensi yabwe kulwaffe bazukulu babwe mumaso kulwe Nkulakulana. Mukukola bulungi bwansi tuba tweyamba nga abatuuze mpozi nokwasizako Gavumenti eyandimenyese Yokka mukukyusa embeera yabanansi munkulakulana. MULIMU KI EGYETAGA BULUNGI BWANSI 1.Okulima engudo nadala ezo entonotono. 2.Okugogola enzizi mubitundu byafe. 3.Okukuma obutonde nokulopa abo ababuyiganya eri bekikwatako. 4.Okubera nga awamu nebanafe munaku nemusanyu. Nemirimu emirala mingi. Abakola batyo bagula era bategeza omuwendo munene nyo eri eGgwanga lyabwe era bazira.