Jump to content

Ennyanja Burera

Bisangiddwa ku Wikipedia

Template:Infobox body of waterLake Burera oba Bulera nyanja esangibwa mu Bukiikkonobw'obugwanjuba bwa Rwanda, ku nsalosalo za Uganda. Erina obugazi n'obuwanvu b'wa bipimo bya pf 55 km2 (20 sq mi), ekwata ky'akubiri mu bunene mu nnyanja z'e Rwanda oluvanyuma lwa Lake Ihema (100 km2 (40 sq mi)). Okusinziira ku nnyanja endala eziri mu Ggwanga (omuli n'ezo ezigabanyizibwa n'amawanga amalala), ekwata kifo kya 5th oluvanyuma lwa Lake Kivu 2,700 km2 (1,040 sq mi) wakati wa Rwanda n'Eggwanga lya Democratic Republic of the Congo, Lake Rweru wakati wa Rwanda ne Burundi ku bwagaagavu bwa 133 km2 (50 sq mi) nga ku y'o kilomita 47 km2 (20 sq mi) zokka ziri mu Rwanda, Lake Ihema ne Lake Cohoha 74 km2 (30 sq mi) nga n'ayo bagigabana ne Burundi kilomita 19 km2 (10 sq mi) zokka z'e ziri mu Rwanda. Enyanja eno esangibwa mu Bukiikakkono bw'Eggwanga nga eno abantu bangi mu Disitulikiti y'e Burera ng'elinnya ly'ekitundu kino ly'agibwa lu nnyanja eno. Ekibuga ekiriraanyewo kiyitibwa Musanze 25 km (16 mi) Obuggwanjuba bw'enyanja.

Burera lake
Ennyanja Burera

Ennyanja Burera esalagana n'olutobazi lwa Uganda mu Buggwanjuba bw'Obukiikaddyo bwa Mount Muhavura ku 1,860 m (6,102 ft).[1]

Esangibwa mu Bukiikoakkonobwobuvanjuba bw'enyanja enongo ku y'o Lake Ruhondo ng'eno gy'eyiwa amazzi g'ayo ng'eyita mu mugga omutono ogwa Ntaruka. Burera n'ayo nnyanja nene era eyagala okwenkanankana ne Lake Ruhondo n'ewankubadde mita 600 ly'ebbanga eri wakati w'azo, enyanja zino z'awulibwa olw'akaserengeto akaliwo aka 100 m (328 ft).

Ntaruka erina obuwanvu bwa 600 m (1,969 ft) ezigata ku nnyanja z'ombi era guyiira mu mita 100. Olw'okaserengeto kano, ekkolero ly'amasanyalaze ly'ateekebwawo ku mugga guno era gufulumya amasanyalaze agawerera ddala 11.5 MW.[2]

Ebijuliziddwamu

[kyusa | edit source]
  1. Hughes, Ralph H.; Hughes, Jane S.; Bernacsek, G. M. (1992). Iucn Directory of African Wetlands. IUCN. p. 204. ISBN 978-2-88032-949-5. Retrieved 24 April 2013.
  2. https://www.reg.rw/what-we-do/generation/power-plant/?tx_powermail_pi1%5Baction%5D=create&tx_powermail_pi1%5Bcontroller%5D=Form&cHash=2a8bace115ead5607620f166a9ae3b35