Ennyanja Kyama
Appearance
Ennyanja Kyema y'emu ku nnyanja za Uganda ezisangibwa ku lusozi waggulu mu Disitulikiti y'e Rubirizi mu Buggwanjuba bwa Uganda. Ennyanja eno elina ennongo y'ayo ng'eyitibwa Ennyanja Kamweru nga y'o amazzi g'ayo g'akiragala okusinzira ku g'ennyanja Kyema nga amazzi g'ayo go malongoofu.[1][2][3][4] Ekifo kino kikuumibwa era nga kikwasaganyizibwa Minisitule y'ebyobulambuzi, ensolo z'okuttale n'ebintu by'edda wamu n'ekitongole ekivunaanyizibwa ku nsolo z'omunsiko ekya Uganda Wildlife Authority.[5][6] Y'emu ku nnyanja ezalegama waggulu ku lusozieziwerera ddala 50 ku lusozi lwa Rwenzori.[7]
Endagiriro w'ezisangibwa
[kyusa | edit source]Enyanja Kyema esangibwa mu Disitulikiti y'e Rubirizi ku bipimo bya Latitude 1°43'58.7"N ne Longitude 31°44'35.5"E.[8]
Ebijuliziddwamu
[kyusa | edit source]- ↑ https://rubirizi.go.ug/opportunites/mysterious-twin-lakes-rubirizi
- ↑ https://kitararcc.com/2023/03/21/the-mysterious-twin-lakes-of-kitara-region/
- ↑ https://kitararcc.com/2023/03/21/the-mysterious-twin-lakes-of-kitara-region/
- ↑ https://medium.com/@trendstours256/mystery-largely-shrouds-the-formation-of-the-only-twin-crater-lakes-in-africa-lake-kyema-and-lake-d3f19c8e3127
- ↑ https://www.tourism.go.ug/
- ↑ https://ugandawildlife.org/
- ↑ https://www.murchisonfallsparkuganda.com/information/discover-uganda-crater-lakes/
- ↑ https://uganda.places-in-the-world.com/230312-place-kyema.html