Ennyanja Nyaguo
Appearance
Lake Nyaguo nyanja esangibwa mu Uganda mu Disitulikiti y'e Pallisa esangibwa mu Buvanjuba bwa Uganda. Y'emu ku nyanja ezifuna amazi okuva ku miga egyekutudde ku lake Kyoga basin.[1][2] Lake Nyaguo kitundu ekikuumibwa ng'emirimu egimu ng'okuvuba eby'enyanja okuva mu nyanja eno tekikkirizibwa.[3][4][5] Obuwanvu bw'ayo buteberezebwa okubeera mita 1043.[6] Enyanja eno elimu eby'enyanja eby'enjawulo saako n'ebinyonyi eby'enjawulo ebikuunganirawo.[7]
W'esangibwa
[kyusa | edit source]Lake Nyaguo esangibwa mu Disitulikiti y'e Pallisa mu Buvanjuba bwa Uganda ku Latitude 1° 19' 29" N ne Longitude 33° 43' 22" E. [8][9]
Laba na bino
[kyusa | edit source]Ebijuliziddwamu
[kyusa | edit source]- ↑ https://ug.geoview.info/lake_nyaguo,227526
- ↑ https://freshwaterbiodiversity.go.ug/water_body/?name=Lake%20Nyaguo
- ↑ https://www.monitor.co.ug/uganda/news/national/pallisa-ngora-leaders-suspend-fishing-on-lake-nyaguo-over-fishing-gear-1798766
- ↑ https://www.rainforesttrust.org/urgent-projects/safeguarding-a-global-freshwater-fish-hotspot/
- ↑ https://fishbrain.com/fishing-waters/Gr5ovx88/lake-nyaguo
- ↑ https://ug.geoview.info/lake_nyaguo,227526
- ↑ https://www.rainforesttrust.org/urgent-projects/safeguarding-a-global-freshwater-fish-hotspot/
- ↑ https://www.getamap.net/maps/uganda/pallisa/_nyaguo_lake/
- ↑ http://m.myfishmaps.com/intl-fishing-maps/Uganda/fishing-Water_Locations/Lake/Pallisa/Lake_Nyaguo/