Ennyanja Nyamusingire
Appearance
Ennyanja Nyamusingire era emanyikiddwa nga Ennyanja Nyamisigeri y'emu ku nnyanja za Uganda ezisangibwa ku lusozi ng'eno eri mu Buggwanjuba bwa Uganda, Disitulikiti y'e Rubirizi. Enyanja eno y'ebunguluddwa ebimera saako n'ebimuli n'ebisolo eby'enjawulo ebikola ng'ebyobulambuzi mu Ggwanga.[1][2][3][4]
Endagiriro enyanja eno w'esangibwa
[kyusa | edit source]Enyanja eno esangibwa mu buwanvu bwa mita 1010 okuva ku bipimo by'ensi mu Latitude 0°17'17"N ne Longitude 30°1'31"E.[5][6]
Laba na bino
[kyusa | edit source]Ebijuliziddwamu
[kyusa | edit source]- ↑ https://www.gorillasugandasafaris.com/africa-adventure-safaris/crater-lakes-of-queen-elizabeth-national-park/
- ↑ https://www.insidequeenelizabethnationalpark.com/lake-nyamusingire.html
- ↑ https://www.gorillasugandasafaris.com/africa-adventure-safaris/crater-lakes-of-queen-elizabeth-national-park/
- ↑ http://www.geonames.org/227386/lake-nyamusingire.html
- ↑ https://ug.geoview.info/lake_nyamusingire,227386
- ↑ https://wikimapia.org/14506094/Lake-Nyamusingire