Jump to content

Ensengeka y'Ebiramu(Life Taxonomy)

Bisangiddwa ku Wikipedia

Bino bivudde mu kitabo "Essomabiramu" (Biology), enzivuunulo ya Muwanga Charles.

Ensengeka y’Ebiramu

         (Life Taxonomy). 


Okunoonyereza okukoleddwa kulaga nti ebiramu byonna bisengekeddwa mu mitendera gino wansi naye nga okunoonyereza kuno bwe kukyagenda mu maaso emitendera gino gisuubirwa okuba nga gikyukamu gye bujja . Gino gy'emitendera gy'ensengeka y'ebiramu ku nsi:


1.Amatwale(Domain)

Taxonomic Rank Graph.

2.Obwakabaka(Kingdom)

3.Olubinja(phylum)

4.Olutendera(class)

5.Olusengeko(order)

6.Olusiisira(family)

7.Olubu (genus)

8.Ekikula(species)


Obwakabaka(Kingdom) bulimu emitendera etaano

Kingdoms of Life.


1 Wabulwadde(Monera )

2 Walukonge(Protista

3 Wantiko (Fungi )

4 Wammera (Plantae)

5 Wansolo (Animalia)

Bya Muwanga.Naawe yongerezaako !