Ensenserwo (Sensation)
Appearance
Okusinziira ku Munoonyerezi Charles Muwanga , "Ensenserwo"(sensations) zinnyonyolwa nga engeri ey’ekimpowooze(passive) y’okuyingiza okumanya okuva mu mbeera ekwetoolodde okudda mu mubiri okutuuka mu bwongo.
Ate okusegeera (perception) kwe kukutuusa ku kuteekateeka , n’okutaputa ebimanyiddwa ebituuse mu bwongo okuyita mu nketteso osobole okutegeera.