Jump to content

Ensibiriro (Insurence)

Bisangiddwa ku Wikipedia

File:Coast review (1910)14760820941thumban advertisement for a fire insurance company Norwich Union showing the amount assets in age and paid insurance 1910 Mu Kitabo kye Luganda Mathwords: An etymological handbook for mathematical terms in Luganda Charles Muwanga agamba nti edda ng'omuntu bw'aba agenda ku lugendo oluwanvu nga bamusibirira ettu erinamuyamba ng'afunye obwetaafu mu kkubo oba eyo gyagenda Ne mu bulamu tuli mu lugendo olwetaagisa okutusibirira nga twetegekera ebigwa bitalaze mu mbeera na (a) Obulwadde (b) Emirimu (c) Obulamu okufuna okulwala oba okufa (d) Obubenje ku nguudo omuliro (e) Okusoma kw'abaana Nolwekyo omuntu ng'asobodde yanibadde asibiorira olugendo lw'alimu mu bulamu mu nkola eyitibwa ensibiriroInsurance na akola Ensibiriro y'Obulamu Life insurance oba life assurance Ensibiriro y'byobugagga Property insurance Ensibiriro yokusoma kw'abaana Education insurance Okunokoolayo ebimu.