Ensikiriziso
Appearance
Ensikiriziso (Magnet) kintu ekirina embeera esikiriza(that attracts) kkalwe(iron) era n'etondekawo eky'ebulungulo ky'ensikiriziso( magnetic field).Weetegereze:
(a) Okusikiriza/okwesikiriza(to attract)
(b) okwesindiikiriza(to repel/push when not directly in contact)
(c)okwesindika(to push when directly in contact)
Ensikiriziso erina ekinnyonnyozo(property) eky'okwesindiikiriza (to repel) oba ensindiikirizo(repulsion) awamu n'okwesikiriza oba okusikiriza (To attract).
Soma ekitabo kya Muwanga "Sayansi ez'Ensibo"(The Natural Sciences).