Ensolo ez'omusaayi omubugumu n'ensolo ez'omusaayi omunnyogovu

Bisangiddwa ku Wikipedia

Ensolo ez'omusaayi omubugumu

          (Cold blooded animals)


Luyonsa (Mammals) n'ebinyonyi nsolo ez'omusaayi omubugumu(are cold blooded animals), ekitegeza nti emibiri gyabyo giyinza okwekolera ebbugumu yadde nga obudde bunnyogovu. Emibiri gy'ensolo ez'omusayi omubugumu emibiri gyazo gitera okusobola okukola ebbugumu elyazo yadde obudde bunnyogoga.

Ensolo ez'omusaayi omunnyogovu

            (cold blooded animals)

Ensolo ezirina omusaayi omunnyogovu nga goonya, lubbira, n'ebyennyanja zibuguma ate ne zinyogoga okusinziira ku bwoki obuliwo. Eky'okulabirako , enjuba bw'egolooba , ekiro emibiri gyazo nagyo giba ginnyogoga kyokka enjuba bw'evaayo emibiri gyabyo giyingiza ebbugumu ly'enjuba nagyo ne gibuguumirira.

Bino bivudde mu kitabo Essomabiramu (Biology) ekya Muwanga Charles.