Jump to content

Entegeka y'ezade

Bisangiddwa ku Wikipedia
En tegeka y’ezade

ENTEGEKA Y'EZADE

[kyusa | edit source]

Mu Uganda ne Africa okutwaliza awamu, abantu bakyalimu endowoza egamba nti omusajja yenna bwazala abaana abangi olwo aba [[musajja[[[daladala era bamutya no kutandika okumuwa ekitiibwa.Basebo nebanyabo okuzala kirungi naye ebyokuzala faa byali byaluli nga bajajja ffe bakyalina ebibanja gagadde nga wade tebasomeseza naye ngabasobola bulungi okulabirira abaana abo nadala mubyendya kubanga awalimibwa waliwo ate nga wanene n'obujimu nga wagimu, at'era nawokulundira.

OBUJANJABI Bejanjabisanga mudo nameere. Abo baliina omukisa nga balina ebyo byonna, emikisa egyo gigenda gikendera. Kubanga kati kizibu omuntu okufunsa edagala eriva mu mitti n'emiddo olwensonga nti ebibira biweddewo.

AMAGEZI GEMPA BANANGE ABALIWO N'ABALIDAWO GEGANO;- Tuzaale nga tubalirira abaana baleme kubonabona olwebyeyambisibwa mu bulamu obwabuligyo okubeera ebitono ate nga ababyetaga bangi nyo nyo. Zalanga ngosinzira kunfunayo nga omuntu ate ne nsiyo Uganda gibalirire. Kibalama GeorgeWilliam 0771 683 020 MBAZZI FARMERS ASSOCIATION