Entuntunu dagala nyo

Bisangiddwa ku Wikipedia

Entuntunu dagala nyo eritangira nokuvumula endwadde eziwerako omuli nomusujja, yona yamugaso okuva kukikola okutuka kumirandira. Omuzadde nkusaba osimbeyo ebikolo ebisamusamu awaka,gwe n'abaana bo mugya ku bibala byentuntu ate onogengako edagala.

Eri abalina akawuka kasilimu, gayanga yo ekikola kimu kimu buli lunaku ogyakwetangira endwadde nyingi eziyinza okukulumba.

Abajanjabisa obutonde bakizula entuntunu dagala nyo.