Jump to content

Enva

Bisangiddwa ku Wikipedia
Tomatoes grown in Masaka in Uganda using drip irrigation systems.

==ENVA== [Vegetables]

‘‘’Ebimu ku ‘bika byenva’’’ ‘’Ezisusubwa [Legumes]’’ Mulimu ebijanjaajlo, ebinnyebwa, kawo, empindi, empinamuti, empande, soya, nebirala. ‘’Ez’obusigo [Solanacy]’’ Muno mwetusanga entula, biringanya , kamulari ow’ebika byana, nakati, ensugga, ennyanya, entuutunu, n’ebirala. ‘’ Ez’omuddo [Greens]’’ Tulinamu, ddodo, gobe, ejjobyo,ebbugga, salati,emboga n’ebirala. ‘’Ez’emirandira [Roots]’’ Kaloti,[carrots] sugabiti [sugarbeat], bitiruutu [beat root], katungulukyumu [garlic], ladisi [radish],. Bino biyamba nnyo naddala abakyala abali embuto. ‘’Ez’ebitta [Cucumbers]’’ KTusangamu ebika bye’ensujju, [water mem\lons], amaboga, ebisuusuuti, nebirala bingi. Omulimi okumanya ebika b’enva kimuyamba nnyo okumanyaendwadde zaabyo, n’okusobola okuzikendeeza ,okugeza nga okulima nga akyusakusa ennimiro. Ezimu ku ndwadde z’enva mulimu, kannanga, kayovu,kamagongolo, kigabi, emmogo, ndiwulira nendala nnyingi. ‘’’Okukola addagala ly’enva n’ebibala’’’ Sooka okunganye bino, Omusulo [urine] , kaunyira, katungulukyumu, sabuune omweru ayoza engoye, ekizimbulukusa [baking powder], kamulali omutono [red bird], evvu, amazzi, omunnyango oba oluwoko. ‘’’ Enkola yalyo’’’ Tereka omusulo gwokunganyiza nga otaddemu evvu ok6umala enaku kumi nataano . Tabulamu amazzi eggama mukaaga nga ogassemu atungulukyumu, busatu nga obusekudde oba enganda y’obutungulu obulala nga nabwo obusekudde. Tereka okulala ennaku satu, kyoka nga otabulamu buli lunaku. Funa kamulali eggama emu saamu amazzi eggama nnya , fumba nnyo yessere. Tululamu amazzi era musekule agonde nnyo. Tabulamu kawunyira akaganda , n’amazzi gazzeemu . gatta wamu mu byasooka. Teeka akatole kasabuune omweru mu ggam yamazzi era saamu ekizimbulukusa obugiko busatu, Gatta wamu kwolwo lwonofuyira. Obungi bw’omusulo gwewakunganya bwenkanynkanye mu0kutabula nga tonafuyira. <ref>www.maaif

Joyce Nanjobe Kawooya