Essomabwengula
Appearance
Okusinziira ku Muwanga mu kitabo kye ,Sayansi w'Obwengula[1], Essomabwengula[2] y'essomo lya sayansi erisoma obwengula omuli okuyiga ku sengendo eziri mu bwengula nga:
- ebisinde (galaxies)
- enjuba oba emmunyenye (the suns/stars)
- Enkulungo (Planets)
- Emyezi (Moons)