Evelyn Adiru

Bisangiddwa ku Wikipedia

 

Evelyn Adiru, yazaalibwa ng'enaku z'omwezi 25, mu mwezi ogw'okutaano, mu mwaka gwa 1964, nga munayuganda eyaliko omudusi w'emisinde gy'okwetoloola ekisaawe, ng'esira yasinga kuliteeeka mu mita 800, ne mu mita 1500. Yawangula omudaali gwa zaabu mu mita 800 mu misinde gy'omwaka gwa 1982 egyali kulukalo lwa Afrika mu kibuga Cairo. Yavuganya ku lwa Uganda mu mpaka za Olympics ezitegekebwa mu biseera by'ekyeya ez'omwaka gwa 1984 mu misinde gyegimu, naye nga teyeeyongerayo kutuuka ku z'akamalirizo.[1]

Adiru yali omu kuba memba ba ttiimu ya yunivasite ya Alabama ey'emizannyo egy'emnjawulo okuva mu mwaka gwa 1984, okutuuka mu gwa 1989.Oluvannyuma yagenda mu kibuga Ontario, eky'e Canada ne bba we omunayuganda. Mu mwaka wa Adiru, Sura Yekka, y'omu kubali ku ttiimu ya yunivasite ya Michigan ey'omupiira gw'abakazi, wamu ne ttiimu y'eggwanga lya Canada ey'abakazi ezannya omupiira gw'ebigere [2]

'nadian women's national soccer team.

By'awangudde[kyusa | edit source]

1982 African Championships Cairo, Egypt 1st 800 m 2:07.00
1984 Summer Olympics Los Angeles, United States 21st 800 m 2:07.39
1987 All-Africa Games Nairobi, Kenya 3rd 1500 m 4:17.87
3rd 4 × 400 m relay 3:34.41
World Championships Rome, Italy 27th 1500 m 4:17.72
  1. {{cite web}}: Empty citation (help)https://web.archive.org/web/20200418081925/https://www.sports-reference.com/olympics/athletes/ad/evelyn-adiru-1.html
  2. https://web.archive.org/web/20180721051829/https://mgoblue.com/roster.aspx?rp_id=16915