Jump to content

Faith Kakembo

Bisangiddwa ku Wikipedia
Faith Kakembo
Muyimbi wa Sweden Kyusa Wikidata
Omuntu Kyusa Wikidata
Ekikulamukyala Kyusa Wikidata
Ensi y’o­bu­tuu­zeSwiiden Kyusa Wikidata
Erinnya eri­wee­redd­waFaith Kyusa Wikidata
Yazaa­lib­wa nga16 Gwakuna(Kafuumuulampawu) 1985 Kyusa Wikidata
Gy'a­zaal­waKampala Kyusa Wikidata
OmulimuOmuyimbi Kyusa Wikidata
GyabeeraJönköping Kyusa Wikidata
Ebbanga ly'a­ko­led­de (oku­tan­di­ka)2020 Kyusa Wikidata
Kika ky'en­nyim­bagospel music Kyusa Wikidata
IMDb IDnm11276614 Kyusa Wikidata

  Elna Faith Kakembo Wilén (Yazalibwa nga16 Ogwokuna 1985) alimu omusaayi gw'aba Sweden ne Uganda, muyimbi era nga muyambi w'abasawo mu kaseera ak'okulongoosa.

Kakembo yatandika emirimu gye egy'okuyimba ng'akyali muvubuka mu kwaaya y'ekkanisa. Eby'okuyimba y'abisomera mu ssomero lya folk high school okumala omwaka gumu.

Mu 2019, Kakembo y'etaba mu mpaka z'okuyimba ezategekebwa Sveriges Radio, P4 Nästa, n'oluyimba lwa "Through Fire and Rain". Mu 2020, yeetaba mu mpaka za Melodifestivalen 2020 n'oluyimba "Crying Rivers", olw'awandikibwa omukozi w'enyimba okuva mu Sweden Jörgen Elofsson n'omuwandiisi w'enyimba okuva mu Canada Liz Rodrigues, era nga yamalira mu ky'akutaano mu mpaka eziddirira ez'akamalirizo.

Mu 2022, Kakembo yeetaba mu paka za Melodifestivalen 2022 nga yayimba oluyimba lwa "Freedom", olw'awandiikibwa Laurell Barker, Anderz Wrethov, ne Palle Hammarlund. Yayitamu okutuuka ku mpaka ez'akamalirizo era yaddamu okuyimba nga 12 Ogwokusatu, nga yamalira mu kifo kya 10 n'obubonero 51.

Enyimba z'eyayimba

[kyusa | kolera mu edit source]
Title Year Peak chart positions Album
SWE

"Through Fire and Rain" 2019 Non-album singles
"Crying Rivers" 2020 —[upper-alpha 1]
"O Come, All Ye Faithful" 2021
"Freedom" 2022 15

Ebisaanye okumanyibwa

[kyusa | kolera mu edit source]

Template:Notelist-ua

Ebijuliziddwa

[kyusa | kolera mu edit source]