Farida Kyakutema

Bisangiddwa ku Wikipedia

 

Farida Kyakutema yazaalibwa ng'enaku z'omwezi 6, mu mwezi ogw'omukaaga, mu mwaka gwa 1962, nga munayuganda aduka emisinde gy'akafubutuko.[1][2] Yavuganya mu misinde gy'abakazi egya mita 100 mu mpaka za Olympics egy'omu kyeya ky'omwaka gwa 1988.[3] Kyakutema yawangula omudaali gw'ekikomo mu misinde gya mita egya 4 x 100 egy'omwaka gwa 1987 egy'emizannyo egyetabibwamu amawanga oba abadusi okuva ku semaziga wa Afrika.

  1. {{cite web}}: Empty citation (help)https://www.olympic.org/farida-kyakutema
  2. {{cite web}}: Empty citation (help)https://allafrica.com/stories/201909020839.html
  3. Template:Cite Sports-Referencehttps://en.wikipedia.org/wiki/Bill_Mallon