Jump to content

Frank Mbalire

Bisangiddwa ku Wikipedia
Frank Mbalire
Muyimbi omunnayuganda era musunyi w'andongo Kyusa Wikidata
Omuntu Kyusa Wikidata
Ekikulamusajja Kyusa Wikidata
Ensi y’o­bu­tuu­zeUganda Kyusa Wikidata
Erinnya eri­wee­redd­waFrank Kyusa Wikidata
Gy'a­zaal­waKampala Kyusa Wikidata
Ennimi z'amanyiLungereza Kyusa Wikidata
Omulimuomuyimbi Kyusa Wikidata
Inst­ru­mentvoice Kyusa Wikidata

Frank Mbalire muyimbi era mukubi wa nnanga mu ggwanga lya Uganda. Yali omu ku bammemba ba Afrigo Band.[1]

Obuto bwe n'obuyigirize

[kyusa | kolera mu edit source]

Mbalire yazaalibwa Joseph Yawe ne Dorotia Nambi e Natete mu kibuga Kampala.

Mbalire yeegatta ku Afrigo Band ku nkomerero y'emyaka gy'ensanvu (70s) ng'omukubi w'ennanga naye oluvannyuma n'agenda mu "Thames band", gye yayiiyizaoluyimba lwa "Bamuleete" ne "Sirikusuula". Yasenguka n'agendako e Buswedi okumala akaseera n'oluvannyuma n'adda mu Afrigo band. Mu mwaka gwa 2009, Mbalire yava mu Afrigo band n'atandikawo ekibiina kya "Misty Jazz band", ekirimu ne Moses Matovu era nga Kampala Casino ge baali bafudde amaka gaabwe. Yali mmemba mu kibiina kya "Blazing beats" ne Philly Lutaaya awamu ne Fred Kigozi.

Oluyimba lwe oluyitibwa "Ndikwambalanga Ekkooti" lwalondebwa ekitongole kya Bukedde ng'olumu ku nnyimba ezikyasinze okuba ez'omuwendo mu Uganda mu myaka amakumi ataano egiyise.

Ze yakuba yekka

[kyusa | kolera mu edit source]
  • Bamuleete
  • Akanakakawalya
  • Ndikwambalanga Ekkooti
  • Sirikusuula
  • EAfrican songs, 1989

Ebijuliziddwa

[kyusa | kolera mu edit source]
  1. ↑ "Afrigo Band still gets generations on their feet". Monitor (in Lungereza). 2026-10-15. Retrieved 2026-10-20.