Jump to content

Fundamentalism (Okwesukulumya)

Bisangiddwa ku Wikipedia

Template:Wikify Fundamentalism(Okwesukulumya) kino ekibubme kyakijukizo era nga kyakikoomo omubumbi Jens Galschiot nga kyanyukuta ezikola ekigambo FUNDAMENTALISM . Buli nyukuta egyakolwa mu bitabo ekyediini, ngewaza obuwanvu mitta 2.5 ngazetorola okola enziga. kisubirwa okumalwa okolwa mumwaka 2013

Model 1 of Fundamentalism sculpture

Okuzimba

[kyusa | edit source]

Fundamentalism(Okwesukulumya) ewarako obuwanvu 2.5 mitta kikoledwa mu bitabo era nga bili kyuuma ekyekikoomo. Ebitabo binno bye bikola enyukuta e 14 ezikola ekigambo'FUNDAMENTALISM'munziga enetorovu eweza obugagavu bwa mitta 7.

Ebitabo bigatidwa wamu buli kimu kukinakyookola buli nyukuta,ebitabo byawudwamu kurani , Bayibuli,ne Toran. Buli kitabo kikoledwa nga kisinzira kukitabo kyenyini ngabwekifanana,ngakikoledwa ngalo mu "wax".Ebitabo bino byankaniradala nga bili ebyedini bwebyenkana.Enyukuta 14 ezikola ekigambo kino ediini 3 buli emu egyakua nenyukuta 4 naye nganene.

Ebweru wenziga enowaliwo wawandikidwa ko bunyukuta entono.Bubugambo bunno obutono waliwo enyiliri ezisimbubwa mu buli kitabo enyukuta enene mu kitabo mwenva.ebigambo bino bili munimi zenyini ebitabo bino mwebyawandikibwa ebilala bili mu lungereza.Buli bigambo bino ebilaga Ebikolwa ebyokusonyiwagana, Okusonyiwa,Ameteeka agakwata ku bakyala,Okufayo kubateyamba,Omwenkanonkano Amagezi,Okwagaliza, Enzikiriza, Esubbi, Nokuyamba nebinga ebyo.

Munda wanziga eno nga wawandikidwayo enyirili ezisimbudwa mu buli kitabo kino zebikolwa ebitali bilungi.Enyirili zinno embi ezilagira abantu nga bakyala okugondera Bababwe wedde babayisa nga ebyokunsiko,Okutugumbulwa senga togondera diini,Obutakiriza kwogera kubyaskwagadanga,Okusirika mulukungana wadde byebogera bikunyigiriza,nokubika kumitwe wade omusana mungyi.

Enkola yonna enyukuta bulinyukuta eteredwa ku lupapula,era enyirili zili ezisimbulidwa mubitabo ebitukuvu,zilagwa era abalabi bazisoma mu nimi zabwe era bazisoma nga tebamaze kwetorola kibumbe kino.

Kuliko omulyango gumu gwoka woyita munyukuta eya (T)wagulu wayo waliwo ekigambo ekigamba nti nsanyuse okulaba.era bwomala oyingira mu nziga eno ngolimunda bwoba oyagala kufuluma era woyingirila wofulumila tewali kabonero kakulaga kufuluma.

Ebipimo byekibumbe: siyizi: H 250 cm,enziga 8 mitta.[1]

Okworesa

[kyusa | edit source]

Okworesa ekibumbe kino kusubirwa okuba mu kunganyizo lye byoresebwa e Herning Museum of Contemporary Art spring bubiseera byakasana oba giyite "summer" mumwaka 2013.

Obubonero

[kyusa | edit source]

Okusinzira ku Jens Galschiøt,ekibumbe kino kisomoza abantu bekubamu toki.

  • Ebigambo ebili mubitabo ebitukuvu amakulu, nenzivunura yabyo nani abivunude.
  • Ediini zonna zilina amateeka agakontana naye gakozesebwa kunyikiza bikolwa bbibi.
  • Abantu abasinga basikirizibwa amateeka amalungi ,nenyirili enungi naye bakomekereza amabi gabakwatideyo.
  • Bwomenya ameteeka teli kubo wofulumira munziga eno oba enkulungo eno, nga akokekabonero bukibumbe kino akalaga nga abesukulumya mubyediini bwepataputa amateeka,era kizibu okuva mu diini kuba bwoba ogivudemu oba omenye teeka lya Katonda.

Jens Galschiøt era ayongera nagamba nti "obubonero buno buyinza okutaputibwa mungeli ezenjawulo".[2][3]

Ebijuliziddwa

[kyusa | edit source]
  1. the offcial website of Jens Galschiøt 25 Nov. 2011
  2. http://www.osrtv.dk/ television program about the sculpture 19 marts 2011
  3. http://www.aidoh.dk/new-struct/Happenings-and-Projects/2011/Fundamentalism/GB-Concept.pdf the official concept description

Ezenyongeza

[kyusa | edit source]

laba Nawano

[kyusa | edit source]