Geoffrey Tumusiime, omusajja omulala
Geoffrey Katsigazi Tumusiime, Munnayuganda Omukungu mu magye era omukuumi w'eddembe aweereza nga Omukulu Mu Kunoonyereza mu Police ya Uganda okuva nga 4 Ogwokusatu, 2024. Ye Major Generalmu ggye ly'eggwanga erya UPDF era bweyali tannaba kufuna buvunaanyizibwa obwo, ye yali Omumyuka W'omuduumizi W'eggye Ly'omu Bbanga. Emabegako, yali aweereza nga Omukungu Avunaanyizibwa ku by'okwerinda Ku Kitebe Ekikulu Ek'yekibiina kya East African Community, mu Arusha, Tanzania.[1]
Omulimu gwe ogw'amagye
[kyusa | edit source]Major General Geoffrey Katsigazi Tumusiime emabega yali aweereza nga Omuduumizi wa UPDF Motorized Infantry Brigade era nga akola nga Chief of Staff owa UPDF Land Forces, omuli n'obuvunaanyizibwa obulala.[2][3]
Mu Gwolubereberye gwa 2020, yafuuka Omumyuka W'omuduumizi W'eggye lya UPDF Ery'omubbanga, nga asikira Major General Gavas Mugyenyi, eyali alondeddwa mOkukiikirira Eggye lya Uganda mu India.[4][5] Nga 28 Ogwokusatu, 2020, yakuzibwa okuva ku kifo kya Brigadier okudda ku kya Major General.[6]
Laba na bino
[kyusa | edit source]Ebijuliziddwa
[kyusa | edit source]- ↑ https://www.pmldaily.com/news/2020/01/updf-air-force-gets-new-deputy-commander.html
- ↑ "Archive copy". Archived from the original on 2020-11-28. Retrieved 2024-09-14.
{{cite web}}
: CS1 maint: archived copy as title (link) - ↑ https://www.defenceiq.com/events-internationalarmouredvehicles/speakers/brigadier-godfrey-tumusiime-katsigazi
- ↑ https://www.pmldaily.com/news/2020/03/breaking-museveni-promotes-intelligence-chief-brig-kandiho11-others-to-major-general.html
- ↑ The Edge (25 January 2020). "Deputy airforce commander Gen Katsigazi takes office". Kampala: The Edge Uganda. Archived from the original on 28 November 2020. Retrieved 27 January 2020.
- ↑ Javira Ssebwami (28 March 2020). "Museveni promotes intelligence chief Brigadier Kandiho, 11 others to Major General". Kampala: PML Daily. Retrieved 29 March 2020.