Giovanni Kiyingi

Bisangiddwa ku Wikipedia

  Giovanni Kiyingi, Munnayuganda, omuwandiisi,era muyimbi w'enyimba ez'obuwangwa saako n'ennyimba z'ensi. Amanyikiddwa ku lw'obukugu bwe mu kukuba ebivuda eby'enjawulo omuli; endingidi, akogo, adungu, guitar, harmonica, omulele, djembe, nsaasi, congas, engoma, ne ndege, n'ebirala bingi.[1][2] Yali omu kubannayugandda abalondebwa okw'aniriza Pope Francis mu Uganda e Kololo nga 27 Ogwekkuminogumu 2015.

Obukugu bwe mu kukozesa ebivuga eby'enjawulo, n'eddoboozi lye bimusobozeseza okuyitibwa okuyimba ku fesitivo ez'enjawulo saako n'emikolo gy'ekikungu mu Uganda n'ensi yonna.[3] Yayitibwa okuweereza ku mukolo gwa landmark yoga mu India ogwakazibwaako erya "The unveiling of a 112 foot tall face of the Adiyogi Shiva– the source of yoga'".[4]

Obulamu bwe[kyusa | edit source]

Mu mboozi ey'akafumbo n'aba Chimpreports, Kiyingi yakakasa nti y'ava mu kusoma omwaka mulaba okusobola okukaza okuyimba.[5]

Enyimba z'eyakola[kyusa | edit source]

Alubaamu ze[kyusa | edit source]

Template:Discography listTemplate:Discography list

Emikolo gy'eyayimbako[kyusa | edit source]

Kiyingi ayimbye kubikujjuko by'ennyima eby''enjawulo okwetoloola ensi yonna n'abayimbi eb'enjawulo omuli Alikiba ow'e Tanzania mu 2016 ku mukolo gwa Blankets and Wine festival,[6][7] amuwanguzi wa awaadi ya Kora Awards Suzan Kerunen, omuwanguzi wa awaadi eziwerako Maurice Kirya, Myco Ouma, Jemimah Sanyu,Jude Mugerwa, Kinobe Herbert ku bikujjuko bya Pearl Rhythm Festival mu 2012, Okello Lawrence ne Joel Sebunjo ku DOADOA mu 2014, Brian Mugenyi ku Utam Festival e Kenya mu 2015, omutandisi w'ekibiina kya ethno jazz Mulatu Astatke ku Jazz Village mu Ethiopia, Harry Lwanga, Ssali Muserebende, omunaKenya Makadem,[8] Afrigo Band, ne Sarabi band.

Ayimbye ku bikujjuko omuli Bayimba International Festival, Pearl Rhythm Festival, ebya Milege World Music Festival,[9] Santuri Safari Projects,[10] ebya Kenyatta University Cultural Exchange, DOADOA,[11][12] ebya Irimba Cultural Festival mu kibuga Arusha, Tanzania, Yatimbibwa ng'omuyimbi omukulu ku bikujjuko bya Utam Festival – Kenya mu 2015, Laba Festival of the Arts mu 2016,[13][14][15] ebya African Jazz Village, era ne Sondeka Festival mu Kenya.[16][17]

Y'etaba mu bikujjuko bya Blankets and Wine Festival mu Gwomwenda 2016 e Lugogo ng'awerekeddwako abayimbi b'eSouth Africa ba Mafikizolo.[18][19][20] Giovanni yayimba ne Ssewa Ssewa mu 2017 ku bijaguzo by'okuyimba mu nsi yonna ku ssomero lya French school mu Kampala.

Laba n'abino[kyusa | edit source]

ebijuliziddwamu[kyusa | edit source]

  1. "Archive copy". Archived from the original on 2015-07-11. Retrieved 2022-11-14.{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link)
  2. "Archive copy". Archived from the original on 2015-07-11. Retrieved 2022-11-14.{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link)
  3. "Archive copy". Archived from the original on 2015-12-08. Retrieved 2022-11-14.{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link)
  4. http://www.newvision.co.ug/new_vision/news/1446932/ugandas-giovanni-perform-yoga-event-india
  5. "Archive copy". Archived from the original on 2015-12-08. Retrieved 2022-11-14.{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link)
  6. http://www.newvision.co.ug/new_vision/news/1442129/alikiba-pleasure-ugandan-artiste
  7. http://www.newvision.co.ug/new_vision/news/1442421/alikiba-affair-blankets-wine-kampala
  8. "Archive copy". Archived from the original on 2016-02-20. Retrieved 2022-11-14.{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link)
  9. http://www.monitor.co.ug/artsculture/Entertainment/Milege-festival-turns-chilly-Entebbe-warm/-/812796/2538806/-/9juo0m/-/index.html
  10. http://www.santurisafari.org/?cpt_artist=giovanni-kremer-kiyingi
  11. http://www.santurisafari.org/?cpt_artist=giovanni-kremer-kiyingi
  12. "Archive copy". Archived from the original on 2017-06-06. Retrieved 2022-11-14.{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link)
  13. http://allafrica.com/stories/201606150670.html
  14. http://allafrica.com/stories/201606150670.html
  15. https://labaartsfestival.wordpress.com/musicians-2016-2/
  16. https://labaartsfestival.wordpress.com/musicians-2016-2/
  17. http://proggie.ug/giovanni-kiyingi-to-showcase-his-multi-instrumentalist-skills-at-the-14th-edition-of-blankets-and-wine/
  18. http://www.newvision.co.ug/new_vision/news/1436385/blankets-rain-women
  19. "Archive copy". Archived from the original on 2016-09-18. Retrieved 2022-11-14.{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link)
  20. "Archive copy". Archived from the original on 2017-02-18. Retrieved 2022-11-14.{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link)

Ebijuliziddwamu eby'ebweru wa Wikipediya[kyusa | edit source]

Template:Folk music