Jump to content

Godfrey Baligeya

Bisangiddwa ku Wikipedia


 

Godfrey Baligeya (yazaalibwa 28 gwomusanvu 1987) musajja Munnayuganda Omusituzi w'obuzito, nga avuganya mu mutendera gw'obuzito bwa 85 kg era ng'akiikirira Uganda mu mpaka z'ebweru w'eggwanga. Yetaba mu mizannyo gya 2010 Commonwealth Games in the 85 kg event.[1]

Empaka z'eyetabamu[kyusa | edit source]

Omwaka Ekifo Obuzito Snatch (kg) Clean & Jerk (kg) Omugatte Ekifo ky'eyamaliramu
1 2 3 Ekifo 1 2 3 Ekifo
Emizannyo gya Commonwealth
2010 Delhi, India 85 kg 110 115 118 140 145 150 260 12

Ebijuliziddwamu[kyusa | edit source]