Jump to content

Grace Aluka

Bisangiddwa ku Wikipedia


 

Grace Aluka (yazaalibwa nga 2 Ogwomukaaga 2003) Munnayuganda musambi wa mupiira nga azannya ng'omuteebi mu liigi y'abakyala eya FUFA Women Super League ng'azanyira mu kilaabu ya Olila High School WFC ne ku Ttiimu y'abakyala ey'eggwanga ey'omupiira.

Obuto bwe[kyusa | edit source]

Aluka yakulira mu Soroti era ava mu lulyo lwa Iteso.

Emirimu gye mu Kilaabu[kyusa | edit source]

Aluka azannyidde aba Olila High School mu Uganda.

Emirimu gye mu mawanga g'ebulaaya[kyusa | edit source]

Aluka yakiikirira Uganda mu mipiira gya 2020 African U-17 Women's World Cup Qualifying Tournament.[1] yakomekereza emisomo gye ng'ali mu siniya mu kaseera k'emipiira gya 2018 CECAFA Women's Championship, 2019 CECAFA Women's Championship, 2020 Olympic African Qualifiers. Aluka era yakiika mu ttimu ya Uganda Crested Cranes mu mipiira gya COSAFA Women Championships egyali mu Port Elizabeth 2018.

Goolo z'ateebye[kyusa | edit source]

Olukalala lwa goolo za uganda

Namba Ennaku z'omwezi Ekifo Gweyali avuganya Gooloez'ateebebwa Ebyavaamu Competition
1
21 Ogwosanvu 2018 Kigali Stadium, Kigali, Rwanda  Ethiopia
1–1
2–1
2018 CECAFA Women's Championship
2 16- 25 Ogwekkuminogumu 2019 Azam Stadium Chamazi Burundi 2-0 2-0 2019 CECAFA Women's Championship

Ebijuliziddwamu[kyusa | edit source]

Ebijuliziddwamu eby'ebweru wa Wikipediya[kyusa | edit source]

  • Grace Aluka mu tterekro ly'abemizannyo ery'ensi yonna
  • Grace Aluka ku mukutu gwa Facebook