Jump to content

Haka Mukiga

Bisangiddwa ku Wikipedia

  Arinaitwe Rurihona, ng'amanyikiddwa nga Haka Mukiga Munnayuganda muyimbi era omuwandiisi w'ennyimba z'ensi ne z'obuwangwa, mukubi w'ebivuga eby'enjawulo, mutontomi era muzinnyi. Ayimba mu nnimi ezaaliranwa omuli Rukiga, Acholi, Rukonjo n'oRufumbira.

Emisomo gye

[kyusa | edit source]

Mukiga yasomera Vincent Alex Primary School e Mukono, Naalya SS, ne Kisubi High School mu misomo gye egya siniya nga tannaba kwegata ku Makerere University mu 2012 mu Diguli ye eya Bachelor of Arts, majoring in Tourism.[1]

Rukiga lwe lulimi lwe oluzaaliranwa, wabula Mukiga ayiiya ennyimba mu nnimi ez'enjawulo n'ebivuga oby'obuwangwa nga Acholi, Rukonjo n'oRufumbira.[2]

Emirimu gye mu kisaawe ky'okuyimba

[kyusa | edit source]

Mukubi w'abivuga eby'enjawulo era ng'akuba ebivuga nga enanga,Omukuri, Enzamba, Gita ne guitar . Yatandika omulimu gwe og'wokuyimba mu 2015 ng'ayimba mu bivvulu, ennyimba eziwerekera filimu ne ku mikolo emirala mingi nga, Pearl Rhythm stage coach and festival. era yayimba ne mu bikujjuko bya Milege World Music Festival mu 2014 ne 2015, Nyege Nyege festival, Yella Cultural festival, Ongala festival mu Tanzania ne Laba Festival.[3][4][5][6]

Nga 13 Ogwokuna 2019, Mukiga yayimba ku mukolo omutongole ogw'okutongoza janzi, ogw'ategekebwa ku Ssewa Ssewa mu Katonga Hall mu Kampala.[7]

Ennyimba ze

[kyusa | edit source]

 

Awaadi ze y'awangula

[kyusa | edit source]
Awaadi ze y'awangula
Omwaka Awaadi Omutendera Eby'avaamu Ref
2017 The Uganda Music Awards (TAMU) Best Regional Artiste (Western)

Song:Enzamba Egambe
[8]

Laba ne bino

[kyusa | edit source]

 

Ebijuliziddwamu

[kyusa | edit source]
  1. "Archive copy". Archived from the original on 2016-11-16. Retrieved 2022-12-09.{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link)
  2. "Archive copy". Archived from the original on 2022-12-09. Retrieved 2022-12-09.{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link)
  3. http://musicinafrica.net/laba-festival-take-over-streets-ugandas-capital
  4. "Archive copy". Archived from the original on 2022-12-09. Retrieved 2022-12-09.{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link)
  5. http://www.showbizuganda.com/pearl-rhythm-festival-amplifies-ugandan-sounds/
  6. http://www.showbizuganda.com/pearl-rhythm-festival-amplifies-ugandan-sounds/
  7. "Archive copy". Archived from the original on 2021-05-09. Retrieved 2022-12-09.{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link)
  8. http://bigeye.ug/the-uganda-music-awards-heres-the-full-list-of-nominees/

Lua error: Invalid configuration file.