Hannz Tactiq
Hannington Muhumuza Wacha (yazaalibwa mu Gwomukaaga nga 15, 1988), era amanyikiddwa nga Producer Hannz oba Hannz Tactiq, munnayuganda akola ku nyimba z'ekika kya hip hop ne Dancehall era DJ. Y'akulira Kampuni Hannz Records esangibwa eMakindye, mu Kampala. Akoze n'abayimbi ba Uganda abasinga mu nyimba za hip hop ne dancehall omuli Navio, Rabadaba, Dr. Jose Chameleone, Bebe Cool, Sheebah Karungi, Mun-G n'abalala bangi.[1]
Emirimu gye
[kyusa | edit source]Hannz yatandiika situdiyo ye mu kazigo kamu ku Yunivasite. Oluvanyuma yegatta ku Audio Institute America (AIA) mu US gy'eyatandikira okukuguka mu maloboozi wamu n'okufulumya ennyimba.[2]
Mu 2017, Hannz ne Dave Dash baatandikawo ladiyo y'omutimbagano eyamanyikibwa nga “IAM RADIO” eyagenderera okumanyisa abantu ku nkozesa y'ebiragalalagala ebiri mu bavubuka, okuzaamu abavubuka amaanyi nga bayita mu kubanyumiza gy'envudde waabwe okusobola okubayamba era n'okubasomesa era nga bwe bakulakulanya enyimba za Uganda.[3]
Obulamu bwe
[kyusa | edit source]Hannz Tactiq mwana w'akusatu mu Famire y'abaana bataano. Kitaawe omukuza nga mugenzi kati Mwami John Turwomwe (R.I.P) ne nnyina Mukyala Linda Peel baamutwala ku masomero omwali Kitante Primary, Makerere College, Namasagali, Taibah College. Y'amaliriza emisomo gye mu Yunivasite ya Nkumba gy'eyatikkirwa Diguli mu by'empuliziganya.[4]
Enyimba z'akoze
[kyusa | edit source]- Owakabi by Jose Chameleone 2012(Co-Written, Produced and Mixed)
- Bring it On by Jose Chameleone 2013(Produced and Mixed)
- Gira Tugire by Mun G 2013 (Produced and Mixed whole Album)
- Tebakusobola by Yung Mulo 2014 (Produced and Mixed Whole Album)
- Muliwa by Apass 2015 (Produced and mixed)
- Kasta Omanyi Mun G and Nutty Neithan 2015 (Produced and Mixed)
- Step Pon Floor by Atlas and Mighty son 2010(Written, Produced, Mixed Whole Album)
- Koi Koi by GNL Zamba 2009 (Produced and Mixed Whole Album)
- Young Cardamon & HAB “Kanda [Chap Chap]”
- Bwekiri - Rabadaba
- Mukyamu - Rabadaba
- Sesetulla - Baboon Forest Entertainment Mun G
- Teli Aluleeta - GNL Zamba
- Breathe-Na-Na-Na-Na-Na - Jackie Ft DJ Langona
- Nkwata Nkwata - Mighty Son
- Shankarabarabi - Mun-G
- Banyirira-Kampala-Gals - Allan Toniks
- Omu ku Omu Navio - Feat. Yung Mulo[5]
Filimu z'azannye
[kyusa | edit source]Omwaka | Filimu n'emizannyo gy'okuttivi | Omulimu | Ebikulu eby'okumanya |
---|---|---|---|
2016 | Queen of Katwe | Film Soundtrack Music arranger and Producer | Walt Disney production |
2014 | Bullion Van | Film Soundtrack and music Producer | Feature Film |
2010 | Kakibe Kki TV Series | Soundtrack | TV Series on NTV Uganda |
Awaadi n'empaka z'avuganyizaamu
[kyusa | edit source]Awaadi n'empaka z'avuganyizaamu | ||||
---|---|---|---|---|
omwaka | Awaadi | Essa | Eby'avaamu | Ebijuliziddwamu |
2015 | Buzz Teens Award | Teens best Collaboration featuring Mun G and Nutty Neithan | Template:Won | |
2014 | HiPipo Music Awards | Best Audio Producer | Template:Won | |
2013 | Buzz Teens Award | Teens best Producer of the year | Template:Won | |
2012 | Buzz Teens Award | Teens best Producer of the year | Template:Nom | |
2011 | Buzz Teens Award | Teens best Producer of the year | Template:Nom | |
2010 | Pam Awards | Producer of the Year | Template:Won | |
2009 | Pam Award | Producer of the Year | Template:Nom |
Ebijuliziddwamu eby'ebweru wa Wikipediya
[kyusa | edit source]Ebijuliziddwamu
[kyusa | edit source]- ↑ "Archive copy". Archived from the original on 2017-07-23. Retrieved 2022-11-13.
{{cite web}}
: CS1 maint: archived copy as title (link) - ↑ "Archive copy". Archived from the original on 2017-05-19. Retrieved 2022-11-13.
{{cite web}}
: CS1 maint: archived copy as title (link) - ↑ https://ejazzug.com/ex-drug-addict-dave-dash-starts-radio-station-help-addicts-quit/
- ↑ "Archive copy". Archived from the original on 2017-05-19. Retrieved 2022-11-13.
{{cite web}}
: CS1 maint: archived copy as title (link) - ↑ http://bigeye.ug/navio-and-yung-mulos-video-for-omu-ku-omu-is-impressive/