Hassan Wasswa

Bisangiddwa ku Wikipedia

 

Hassan Mawanda Wasswa (yazaalibwa nga 14 Ogw'okubiri 1988) munna Yuganda asamba omupiira gw'ensimbi azannyira kkiraabu ya Jeddah mu Saudi Arabia ne ku ttiimu enkulu eya Yuganda Uganda national team.[1]

Kiraabu z'asambidde[kyusa | edit source]

Nga 4 Ogw'oluberyeberye 2017, Wasswa yeegatta ku kkiraabu ya Nejmeh ey'omu liigi ya Lebanese Premier League .[2] Wabula, olw'obuvune, teyasobola kuzannyira kkiraabu eno.[2] Mu Gw'omunaana 2019, Wasswa yeegatta ku kkiraabu ya Jeddah ey'omu Saudi Arabia .[3]

By'atuseeko[kyusa | edit source]

Mu nsi yonna[kyusa | edit source]

Template:Updated[1]Emipiira gye yali azannye we lwatuukira nga 4 Ogw'oluberyeberye 2021

Emipiira gye yazannya ne ggoolo ze yateeba ku ttiimu y'egggwanga n'omwaka mwe yagizannyira
National team Year Apps Goals
Uganda 2006 8 0
2007 0 0
2008 0 0
2009 0 0
2010 1 0
2011 3 0
2012 12 0
2013 9 0
2014 6 0
2015 4 0
2016 8 0
2017 11 0
2018 7 0
2019 6 0
Total 75 0

By'awangudde[kyusa | edit source]

Saint George S.C.

Karabükspor

Ebijuliziddwa[kyusa | edit source]

Template:Uganda squad 2017 Africa Cup of Nations