Hellen Baleke
Hellen Baleke (yazaalibwa nga 3 Ogwokutaano 1987[1]) Munnayuganda omukubi w'ebikonde omuto awandiikibwako nga Munnayuganda omukazi eyasooka okuwangula omudaali gw'ekikomo mu muzannyo gw'ebikonde[2] mu mizannyo gya 2019 All Africa Games.[3][4]
Emirimu gye egy'okukuba ebikonde
[kyusa | edit source]Hellen Baleke yatandiika okukuba ebikonde mu 2005[5] ng'atendekebwa ne kilaabu ya Rhino nga tannaba kwegatta ku kilaabu ya KCCA Boxing Club mu 2008.[6] Avuganya mu mpaka za Divizoni ya middleweight.[7] Akiikiridde Uganda mu mawanga g'ebulaaya wamu ne She Bombers era ng'atendekebwa Mercy Mukankusi.[8]
Y'akiikiridde Uganda mu mpaka z'ebikonde eza 2014 AIBA Women's World Boxing Championships mu Jeju, South Korea, nga yawangulwa omuwanguzi w'omudaali gwa zaabu, Claressa Shields. Era yetaba mu mizannyo gya 2019 African Games, nga yalwanagana ne Khadija El-Mardi mu lugendo lwe olw'okuwangula omudaali gw'ekikomo.
Obulamu bwe obw'omunda
[kyusa | edit source]Hellen Baleke yazaalibwa Sarah Bagoole[9][10] mu Disitulikiti y'e Kayunga.[11]
Hellen Baleke maama w'abaana babiri era nga ye mukulu w'omukubi w'ebikonde owa She Bombers boxer, Diana Tulyanabo.[12][13]
Ebijuliziddwamu
[kyusa | edit source]- ↑ "Archive copy" (PDF). Archived from the original (PDF) on 2020-09-26. Retrieved 2023-03-24.
{{cite web}}
: CS1 maint: archived copy as title (link) - ↑ https://www.monitor.co.ug/Sports/Boxing/690270-5436104-rukr5n/index.html
- ↑ https://kawowo.com/2019/08/27/all-africa-games-masembe-ssemujju-win-quarterfinal-bouts-to-enter-medal-bracket/
- ↑ https://observer.ug/sports/62007-ugandan-boxers-need-special-recognition
- ↑ http://www.newvision.co.ug/new_vision/news/1506768/baleke-beats-odds-boxings-poster-girl
- ↑ http://www.newvision.co.ug/new_vision/news/1506768/baleke-beats-odds-boxings-poster-girl
- ↑ "Archive copy". Archived from the original on 2020-02-15. Retrieved 2023-03-24.
{{cite web}}
: CS1 maint: archived copy as title (link) - ↑ http://www.newvision.co.ug/new_vision/news/1515845/ugandan-boxers-flopped-africa-olympic-qualifiers
- ↑ https://www.monitor.co.ug/artsculture/Reviews/Boxing-sisters--dream-made-Katanga-Slum/691232-2929670-sgx567/index.html
- ↑ https://www.voanews.com/africa/female-boxers-fight-survive-ugandan-capital-slum
- ↑ https://globalpressjournal.com/africa/uganda/sisters-pioneer-women-s-boxing-in-uganda/
- ↑ https://globalpressjournal.com/africa/uganda/sisters-pioneer-women-s-boxing-in-uganda/
- ↑ https://www.monitor.co.ug/Magazines/Full-Woman/The-queens-of-sport--Earning-their-place-at-the-table-of-men/689842-1874306-format-xhtml-17wut7z/index.html