Jump to content

Hellen Lukoma

Bisangiddwa ku Wikipedia
Hellen Lukoma
Munnayuganda muyimbi era muzannyi wa firimu Kyusa Wikidata
Omuntu Kyusa Wikidata
Ekikulamukyala Kyusa Wikidata
Erinnya eri­wee­redd­waHellen Kyusa Wikidata
Yazaa­lib­wa nga1 Gwakkumi(Mukulukusabitungotungo) 1992 Kyusa Wikidata
Gy'a­zaal­waUganda Kyusa Wikidata
OmulimuOmuzannyi wa firimu Kyusa Wikidata
Ebbanga ly'a­ko­led­de (oku­tan­di­ka)2003 Kyusa Wikidata
IMDb IDnm7787967 Kyusa Wikidata

Hellen Lukoma munnaUgandan, muzannyi wa firimu, mwolesi waamisono, w'abyamisono era muyimbi. Amanyiddwa nnyo olwerinnya lya lyeyazannyiramu mu firimu ya The Hostel,[1] Hellen Mutungi mu Beneath The Lies,[2] ne kyaddala. Yamanyikira mu kibinja ky'abayimbi abawala ekya The Obsessions nga tannayingira bya kwolesa misono, okukola mu by'emisono nookuzannya.[3][4]

Eby'afaayo bye

[kyusa | kolera mu edit source]

Hellen yazaalibwa era naakulira mu Kampala. Yakulira mu maka omwali abaana mukaaga nga yeeyali omuggalanda.[5]

Hellen yasomera ku Shimon Primary School ne ku Lubiri Senior Secondary School. Oluvannyuma yayingira ettendekero lya Makerere University Business School gyeyafunira Diguli ya Bachelor's degree in Internal business.[6]

Okuzannya firimu

[kyusa | kolera mu edit source]

Firimu zaazannye

[kyusa | kolera mu edit source]
Omwaka Firimu Ekifo Omulungamya oba abalungamya No
2020 Prickly Roses Nankya Mathew Nabwiso
2015 Situka Amanio Kwezi Kaganda Ruhinda
2011 Yogera Donald Mugisha

James Tayler
Omwaka Firimu Ekifo Abalungamya Note
2019 - Kyaddala Emmanuel Ikubese
2016 The Honourables Felicia John Ssegawa NTV Uganda
2014–2016 Beneath The Lies Hellen Mutungi Joseph Kitsha Kyasi

Tosh Gitonga
Yakolebwa Nana Kagga
2011 The Hostel Patra Student

Mufumbo eri Anwar Kaka era balina abaana babiri[7].[8]

Ebijuliziddwa

[kyusa | kolera mu edit source]
  1. "Archive copy". Archived from the original on 2016-11-04. Retrieved 2022-12-10.{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link)
  2. https://lockerdome.com/7137799338080833/7137798029457940
  3. "Archive copy". Archived from the original on 2019-03-17. Retrieved 2022-12-10.{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link)
  4. http://www.howwe.biz/news/business/454/dancer-and-singer-in-the-former-obsessions-hellen-lukoma-launches-clothing-line-at-silk-lounges-genesis-nite
  5. "Archive copy". Archived from the original on 2022-10-02. Retrieved 2022-12-10.{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link)
  6. https://mybiohub.com/2016/04/hellen-lukoma-biography-age.html/
  7. http://mbu.ug/2022/02/21/it-wont-end-in-tears-hellen-lukoma-confident-her-husband-will-remian-faithful/
  8. https://www.sqoop.co.ug/201905/news/hellen-lukomas-hubby-surprises-her-with-a-gender-reveal-party.html

Emikutu emirala

[kyusa | kolera mu edit source]
  • Hellen Lukoma at IMDb