Jump to content

Jacinta Atuto

Bisangiddwa ku Wikipedia
Atuto Jacinta

 

Jacinta Atuto munabyabufuzi Omunayuganda awereza nga omubaka wa Paalamenti akiikirira Disitulikiti ya Kapeyebyong, mu Paalamenti ya Uganda eyekumineemu.[1][2] Ye mubaka wa ssentebe ku kakiiko ka Paalamenti akavunaanyizibwa ku By'enkyuka kyuka y'embeera y'obudde.[1] Ya'omu ku bali mu kibiina kya National Resistance Movement.[3][4]

Emirimu emirala

[kyusa | edit source]

Yawa abantu ba Kapelebyong eotoka etambuza abalwadde.[2]

Obukuubagano

[kyusa | edit source]

Mukyala Adupo Florenceyaliko omukyala omubaka eyali akiikirira Disitulikiti ye Kapelebyong District nga ali mu kibiina kya Forum for Democratic Change eyawangulwa, wabula n'alumiriza nga obululu bwe bwebwaali buwereddwa gweyali avuganya naye Atuto mu kulonda kwa 2021,[3] ensonga Adupo gyeyatwaala mu kkooti enkulu ey'e Soroti, nga ayagala obululu buno buddemu okubalibwa, wabula ekiwandiiko kye ekyali kisaba obululu okuddamu okubalibwa kyagaanibwa omulamuzi Monica Amono nga kigambibwa bano baali tebalina bukakafu bumala buyinza kudisibwamu bululu buno kubalibwa.[5][6]

Laba nebino

[kyusa | edit source]
  1. Olukalala lwa babaka ba Paalamenti ya Uganda eyekumineemu
  2. Sauda Kauma
  3. Paalamenti ya Uganda
  4. Ekibiina kya National Resistance Movement

Ebijuliziddwaamu

[kyusa | edit source]
  1. 1.0 1.1 https://parliamentwatch.ug/committees/committee-on-climate-change/
  2. 2.0 2.1 "Archive copy". Archived from the original on 2022-01-29. Retrieved 2023-03-25.{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link)
  3. 3.0 3.1 https://www.monitor.co.ug/uganda/special-reports/elections/mp-losers-flood-soroti-court-seeking-vote-recount-3270960
  4. https://www.newvision.co.ug/articledetails/97181
  5. https://www.independent.co.ug/court-dismisses-vote-recount-petitions-in-teso/
  6. https://ugandaradionetwork.net/story/court-dismisses-vote-recount-petitions-in-teso