Jump to content

James Onen

Bisangiddwa ku Wikipedia

  James Onen (yazaalibwa 19 Ogwomukaaga 1975), amanyikiddwa nga Fatboy, Munnayuganda omuwanguzi wa Awaadi y'muwereeza wa ladiyo ku ladiyo y'okumutimbagano eya RX Radio.[1] Onen aweereza pulogulaamu y'abuli lunaku ku ladiiyo eya The Fat Boy Show okuva 6:00 Am– 10:00 AM [2][3][4] James Onen amanyikiddwa nga DJ olw'endowooza ye eri eddiini n'ebyo ebikiririzibwamu.[5]

Ebimukwato eby'omunda

[kyusa | edit source]

Onen mukaseera kano muwuulu era ng'abeera n'embwa ye Rukia. Rukia yagituuma okuva mu katuuni w'ebisolo eyitibwa Bleach. Anyumirwa nnyo okumala obudde bwe mu kusoma obutabo kika kya manga.

Onen ayogera nnyo ku butakkiririza mu Katonda oba bakatonda era atandiseewo ebitongole okulwanyisa enyogera ezikiririzibwamu n'eŋŋombo ez'ogerwa mu Uganda.[6][7][8][9][10]

James muzannyi w'emizannyo gy'okumutimbagano egya vidiyo era mwogezi w'olulimi lw'aba Japan.[11]

Ebijuliziddwamu

[kyusa | edit source]
  1. https://chimpreports.com/fat-boy-wins-radio-tv-personality-award-at-afrimmas/
  2. "Archive copy". Archived from the original on 2022-12-12. Retrieved 2022-12-12.{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link)
  3. http://www.newvision.co.ug/new_vision/news/1305472/children-marriage-fatboy
  4. https://www.theguardian.com/commentisfree/belief/2011/oct/14/atheist-ugandan-british-humanists-james-onen
  5. "Archive copy". Archived from the original on 2017-09-14. Retrieved 2022-12-12.{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link)
  6. https://www.telegraph.co.uk/news/worldnews/africaandindianocean/uganda/9429872/Bona-fide-rock-star-Archbishop-of-Yorks-controversial-evangelical-preacher-brother.html
  7. http://blog.newhumanist.org.uk/2011/09/rise-of-scepticism-in-uganda-leading.html
  8. http://content.time.com/time/world/article/0,8599,2027416,00.html
  9. https://www.newyorker.com/news/news-desk/ugandas-kill-the-gays-bill-back-in-limbo
  10. https://www.theguardian.com/commentisfree/belief/2011/oct/14/atheist-ugandan-british-humanists-james-onen
  11. http://www.monitor.co.ug/Magazines/Full-Woman/I-am-seeing-someone---Fatboy/689842-2293544-7bxuo9/index.html

Ebijuliziddwamu eby'ebweru wa Wikipediya

[kyusa | edit source]