Jump to content

Jamila Lunkuse

Bisangiddwa ku Wikipedia
Jamila ku dyo mu kifanani mu lane 4th

 

Jamila Lunkuse (Yazaaliwa nga 1 Ogusooka 1997[1]) Munnayuganda, muwuzi. Yavuganya mu mpaka za women's 50m freestyle ku 2012 Summer Olympics mu London, nga y'amaliriza mu ddakiika 28.44 nga yakwata kifo kya 52.[2] Yakiikirira Uganda mu mpaka za Rio 2016 Olympics.[3]

Emisomo gye n'obuto bwe

[kyusa | edit source]

Jamila Lunkuse y'omu ku baana 4 ab'azaalibwa Yusuf ne Janat Nansubuga Nsibambi.[4] Yegatta ku Plymouth College mu 2013[5] ku sikaala y'eby'emizannyo ng'atannaba kwegatta ku University of Brighton okusoma essomo lya biziensi n'obwakitunzi.[6][7]

Eby'amanyi bye yafuna

[kyusa | edit source]

Mu 2013, Jamila Lunkuse yawangula emidaali munaana mu CANA Zone 3 n'empaka 4 ez'annantameggwa mu Kuwuga ez'ayindira mu Lusaka, Zambia.[8] Jamila yawangula emidaali gya zaabu 7 eza 50m mu sitayilo ez'enjawulo mu kuwuga eziyitibwa breaststroke (yateeka likodi), 100m breaststroke, 200m breaststroke, 100m freestyle, 200m freestyle, 50m butterfly and 200m. N'omudaali gwe ogwa Ffeeza mu 50m freestyle.[9]

Awaadi z'eyawangula

[kyusa | edit source]
  • 2013 - Rwenzori Uganda Sports Press Association Sportsman of the Month (April) [10]

Ebijuliziddwamu

[kyusa | edit source]

Ebijjuliziddwamu eby'ebweru wa Wikipediya

[kyusa | edit source]

 

  1. https://www.kawowo.com/2013/06/01/lunkuse-dad-hails-uspa-calls-for-more-support/
  2. https://web.archive.org/web/20121218053908/http://www.sports-reference.com/olympics/athletes/lu/jamila-lunkuse-1.html
  3. http://www.newvision.co.ug/new_vision/news/1429883/uganda-team-rio-2016-olympics
  4. "Archive copy". Archived from the original on 2019-04-05. Retrieved 2024-04-16.{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link)
  5. https://en.wikipedia.org/wiki/Plymouth_College
  6. "Archive copy". Archived from the original on 2018-12-14. Retrieved 2024-04-16.{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link)
  7. https://web.archive.org/web/20190405212512/https://mobile.monitor.co.ug/Sports/Lunkuse-hopes-to-get-back-into-Rio-groove/691256-3319068-format-xhtml-o7c41i/index.html
  8. http://www.lusakavoice.com/2013/05/03/uganda-to-host-cana-2014/
  9. https://www.plymouthcollege.com/media/news/article/1001/Seven-golds-and-a-silver-for-Jamila-in-African-Swimming-Championships
  10. http://www.newvision.co.ug/new_vision/news/1318837/jamila-lunkuse-toast-april