Jump to content

Jimbricky Norman Ochero

Bisangiddwa ku Wikipedia

Jimbricky Norman Ochero, gwebasinga okumannya nga Norman Jimbricky Ochero memba wa palamenti ya Uganda ey'ekumineemu (2021 to 2026), eyalondebwa mu kalulu ka bonna aka 2021, n'akiikirira disitulikiti ya Abim, mu konsitituweensi ya Labwor.[1][2][3][4] Nga tanaba kwegata ku palamenti ya Uganda ey'ekumineemu,yawerezaako nga ssentebe wa LCV mu disitulikiti ya Abim.[1] Yalondebwa mu palamenti ng'ali ku tikiti y'ekibiina ky'eby'obufuzi ekya National Resistance Movement (NRM). Bweyali mu palamenti ya Uganda, yawereza ku kakiiko akavunaanyizibwa ku by'embalirira y'abantu mu gavumenti ya wakati.[5]

Laba nabino[kyusa | edit source]

Ebirala by'oyinza okugoberera[kyusa | edit source]

References[kyusa | edit source]

  1. 1.0 1.1 https://www.monitor.co.ug/uganda/special-reports/things-fall-apart-as-abim-officials-row-over-headquarters-1476638
  2. https://pearlpost.co.ug/politics/list-of-winners-and-losers-of-2021-member-of-parliament-elections/
  3. https://trumpetnews.co.ug/list-who-was-elected-mp-in-uganda/
  4. https://www.newvision.co.ug/articledetails/110974
  5. https://parliamentwatch.ug/committees/committee-on-public-accounts-local-government/