Jump to content

Joseph Anthony Zziwa

Bisangiddwa ku Wikipedia

  

Joseph Anthony Zziwa yazaalibwa nga 16, Ogwokubiri mu 1956 nga Munnayuganda ow'ekibiitwa mu Klezia nga awereza nga Omusuumba w'e Ssaza ekulu erya Kiyinda- Mityana. Yaweebwa omulimu gw'okubeera Omusuumba w'e Kiyinda-Mityana nga 23 Ogwekumu mu 2004.[1]

Ebimukwatako n'okubeera faaza

[kyusa | edit source]

Joseph Zziwa yazaalibwa nga 16 Ogwokubiri mu 1956, ku kyalo Kasambya, mu muluka gw'e in Mubende,ensangi zino gyebayita Disitulikiti y'e Mubende mu bitundu bya Buganda mu Uganda. Esinganibwa zino esinganibwa ku gyebayita mu Ssaza ekulu erya Kiyinda-Mityana.[1][2]Yakasibwa okubeera faaza nga 16 Ogwekuminoogumu mu 1980 e Kiyinda-Mityana. Yawereza nga faaza mu ssaza okutuuka nga 19 Ogwekuminoogumu mu 2001.[1][2]

Nga Omusuumba

[kyusa | edit source]

Yaweebwa ogw'okubeera omusuumba nga 19 Ogwekuminoogumu mu 2001, nebamukakasaza okubeera omusuumba eyali eyayambangako mu Essaza ekulu erya Kiyinda-Mityana nga 16 mu Gwokusatu mu 2002, nga kyakolebwa Omusuumba Joseph Mukwaya, Omusuumba w'e Kiyinda-Mityana, ng'ayambibwako Calidinaali Emmanuel Wamala, Ssaasuumba wa Kampala ne Ssaabasuumba Christophe Louis Yves Georges Pierre, Ssaabasuumba w'e Gunela eyali talina buyinza ne Papal Nuncio mu Uganda mu kaseera ako.[1][2] Nga 23 Ogwekumi mu 2004, omusuumba Zziwa yadira Omusuumba Emeritus Joseph Mukwaya,eyali alekulidde who resigned. Bishop Zziwa is the third Ordinary Bishop of Kiyinda-Mityana.[1][2]

Mu Gwomusanvu mu 2014, Omusuumba Zziwa, ng'ali n'Omusuumba Sabino Ocan Odoki owa Klezia y'Essaza ekulu erya Arua, baamulonda okubeera ku Kakiiko k'Abasuumba akasiganibwa mu Buvanjuba bwa Afrika akayitibwa Association of Members of Episcopal Conference of Eastern Africa (AMECEA), nga kano kaalimu amawanga nga Eritrea, Ethiopia, Kenya, Malawi, Sudan, Tanzania, Uganda, Zambia Djibouti ne Somalia.[2] Omusuumba Zziwa yawerezaako nga Ssentebe w'olukungaana Olukungaanirako Abasuumba mu Uganda.[3] Yalondebwa mu kifo kino basuumba bane mu Uganda, mu Gwekuminoogumu mu 2018[4] nebaddamu okumulonda mu Gwekuminoogumu, 2022 ekisanja eky'emyaka enna, wabula nga tebagya kukiza bugya.[5]

Laba nebino

[kyusa | edit source]

Ebijuliziddwaamu

[kyusa | edit source]
  1. 1.0 1.1 1.2 1.3 1.4 http://www.catholic-hierarchy.org/bishop/bzziwa.html
  2. 2.0 2.1 2.2 2.3 2.4 https://www.newvision.co.ug/news/1305703/ugandan-catholic-bishops-elected-amecea-committee
  3. https://www.newvision.co.ug/news/1504265/bishop-zziwa-explains-catholic-bishops-unite
  4. https://www.vaticannews.va/en/africa/news/2018-11/bishop-joseph-zziwa-is-the-new-chair-of-the-uganda-episcopal-con.html
  5. "Archive copy". Archived from the original on 2022-11-12. Retrieved 2024-09-12.{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link)

Ewalala w'oyinza okubigya

[kyusa | edit source]

 

Template:S-start Template:S-rel Template:Succession box Template:S-end