Jump to content

Judy Obitre–Gama

Bisangiddwa ku Wikipedia

 

Judy Obitre–Gama, era nga ayitibwa Judy Obitre Gama, Munnamateeka wa Uganda, musomesa era mukozi wa Gavumenti. Ye yali Dayilekita omukulu ow'ekitongole kya National Identification and Registration Authority mu Uganda.[1][2]

Obuto bwe n'emisomo gye

[kyusa | edit source]

Obitre–Gama alina Diguli mu mateeka okuva ku Ssettendekero wa Makerere, ne Dipuloma mu kukola amateeka okuva ku Law Development Centre saako ne Diguli ey'okubiri mu mateeka okuva ku University of London.[1]

Emirimu gye

[kyusa | edit source]

Aweereza nga lekikyala mu ssomero ly'amateeka ku Yunivasite y'e Makerere. Nga tannaba kuweereza eyo, yaweerezaako nga munnamateeka w'ekitongole ekivunanyizibwa ku butonde bw'ensi ekya National Environment Management Authority of Uganda. Okumala emyaka esatu nga yakomekereza obuwereza buno mu 2009, Yaweereza ng'akulira bannamateeka n'okulondoola saako n'obuwandiisi bwa Kkampuni ya Uganda Securities Exchange.[3] Wakati w'ogwOmusanvu 2012 n'Ogwomukaaga 2015, Yaweereza nga omuwandiisi ku kakiiko akakulembera ekitongole kya Uganda Registration Services Bureau.[4][5] Yalayizibwa nga Dayilekita w'ekitongole kya NIRA nga 15 Ogwomusanvu 2015.[6]

Laba na bino

[kyusa | edit source]

Ebijuliziddwamu

[kyusa | edit source]
  1. 1.0 1.1 http://www.newvision.co.ug/new_vision/news/1330918/national-registration-authority-oversee-id-issuance
  2. http://www.nira.go.ug/index.php/about-nira/message-from-the-ed/
  3. "Archive copy". Archived from the original on 2016-06-30. Retrieved 2024-04-15.{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link)
  4. https://web.archive.org/web/20160525185817/http://www.wcfjc.org/director/judy-obitre-gama-uganda-%E2%80%93-director
  5. https://en.wikipedia.org/wiki/Uganda_Registration_Services_Bureau
  6. http://www.newvision.co.ug/new_vision/news/1330455/aronda-promises-peaceful-elections

Ebijuliziddwamu eby'ebweru wa Wikipediya

[kyusa | edit source]